Jump to content

Daniel Kajumba

Bisangiddwa ku Wikipedia

Daniel Steven Kimbugwe Kajumba (yazaalibwa nga 20 Ogwekkuminoogumu 1952, Uganda ) musumba wa bakulisitaayo. Okuva mu 2001, abadde Ssaabadinkoni wa Reigate.[1]

Kajumba yasomera ku ssomero mu Uganda era alina ne diguli okuva mu Open University;[2] era yatuuzibwa oluvannyuma lw'emirimu gyeyasooka okukola egy'okufaayo ku bantu mu 1986.[3] Ng'amaze obuweereza bw'omusumba omuggya wansi w'omusumba omukulu e Goldington yakolera mu nsi ye okutuusa mu 1998. Oluvannyuma yafuuka omuyambi w'omusumba omukulu mu busumba bwa Horley okutuusa lweyalondebwa nga ssaabadinkoni. Yalondebwa okubeera mmemba ku lukiiko olufuzi olw’essomero lya Monkton Combe mu 2004.

Okuwummula kwa Kajumba kwalangirirwa nga 23 Ogwokubiri 2016. [4]

 

Ebijuliziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]

Template:S-start

Template:S-rel Template:S-bef Template:S-ttl Template:S-inc Template:S-endTemplate:Archdeacons of ReigateTemplate:Diocese of Southwark