David Kalwanga Lukyamuzi
| Ekikula | musajja | |
|---|---|---|
| Ensi y’obutuuze | Uganda | |
| Erinnya eriweereddwa | David | |
| Yazaalibwa nga | 10 Gwakkuminebiri(Ntenvu) 1979 | |
| Gy'azaalwa | Mityana District | |
| Ennimi z'amanyi | Lungereza | |
| Omulimu | munnabyabufuzi, legislator | |
| Ekifo ky'alimu | Omubaka wa Palamenti ya Uganda | |
| Gyeyasomera | Ssettendekero wa Makerere, Pride Secondary School | |
| Gyabeera | Kampala, Mityana District | |
| Mmemba w’ekibiina ky’ebyobufuzi | National Unity Platform | |
| Okwesiimbawo kwe mu kalulu | Akalulu ka Uganda aka 2026 | |
| Mmemba wa | 12th Parliament of Uganda | |
| Akiikirira | Busujju | |
David Kalwanga Lukyamuzi (yazaalibwa mu 1979 [1]) Munnayuganda, munnabyabufuzi era mubaka wa Paalamenti akiikirira Essaza lye Busujju mu Paalamenti ya Uganda ey'ekkumin'ebbiri (2026–2031). Yalondebwa mu kulonda kwa bonna okwa 2026 mu tikiti ky’ekibiina kya National Unity Platform (NUP).[2][3][4][5]
Omulimu gw’ebyobufuzi
[kyusa | kolera mu edit source]David Lukyamuzi Kalwanga abadde mubaka wa Paalamenti mu ssaza ly’e Busujju mu Disitulikiti y’e Mityana okuva mu 2016. Yaddamu okulondebwa era nalayizibwa mu kifo ekyo okuweereza mu kisanja kya 2026–2031.[6][7] Emabegako yakolako ng’omusomesa.[8]
Kalwanga yasituka okumanyizibwa mu ggwanga lyonna mu 2017, we yawakanya ekiteeso ky’okuggya ekkomo ku myaka gya Pulezidenti. Ng’omubaka ataalina kibiina akwatagana n’ekibiina kya National Resistance Movement (NRM), yavumirira ennongoosereza mu nnyingo 102(b) eya Ssemateeka, n’alumiriza Pulezidenti Yoweri Museveni okugezaako okukozesa Paalamenti okuyisaawo ebigendererwa bye mu kisaawe kye by'obufuzi. Oludda lwe lwaleetera omuwendo gw'ababaka ba NRM oba abo abagoberera enkola ya NRM abawakanya okukyusa mu Ssemateeka okutuuka ku 13.[9]
Okusinziira ku akulira eby'okulonda ku Disitulikiti Charles Rebero, Kalwanga owa National Unity Platform ye yawangula akalulu kano n’obululu 12,871. Munne ku lusegere, Vincent Nyanzi owa National Resistance Movement yafuna obululu 11,537.[10][11][12][13]
Laba ne
[kyusa | kolera mu edit source]- Olukalala lw'abakiise mu Palamenti ya Uganda ey'ekkumi n'emu
- Olukalala lw'abakiise mu Palamenti ya Uganda ey'ekkumi n'ebiri
- Paul Mwiru
- Rebecca Kadaga
- Francis Zaake
Ebijuliziddwa
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ "Members of Parliament | Parliament". mpsdb.parliament.go.ug. Retrieved 2026-03-21.
- ↑ "NUP's Kalwanga defeats Dombo in Busujju County race". Daily Monitor. Retrieved 5 March 2026.
- ↑ "Opposition candidate Kalwanga wins Busujju County parliamentary seat". New Vision. Retrieved 5 March 2026.
- ↑ Reporter, NewVision (2021-05-19). "Politics: 🎥 WATCH: David Lukyamuzi sworn in as Busujju MP". New Vision. Retrieved 2026-03-05.
- ↑ "Ex- minister Nyanzi battles 3 to reclaim Busujju County". Monitor (in Lungereza). 2021-01-04. Retrieved 2026-03-05.
- ↑ Nakibuule, Carolinah. "MP Busujju Elect David Lukyamuzi Celebrates Gazette Confirmation of Victory". Nilepost News (in Lungereza). Retrieved 2026-03-06.
- ↑ Naimanye, Andrew Victor Mawanda. "Kalwanga Calls for Respect of NUP Vetting Results Ahead of 2026 Polls". Nilepost News (in Lungereza). Retrieved 2026-03-06.
- ↑ Commonwealth Parliamentary Conference. "Biographies-65thCPC-Halifax-2022" (PDF).
- ↑ "Busujju MP Joins Anti-Age Limit Campaign :". Uganda Radionetwork (in Lungereza). Retrieved 2026-03-05.
- ↑ Namugerwa, Catherine. "Kalwanga Wins Third Term as Busujju MP". Nilepost News (in Lungereza). Retrieved 2026-03-05.
- ↑ "Busujju Constituency - 2021 General Election - Visible Polls". visiblepolls.org (in Lungereza). Retrieved 2026-03-05.
- ↑ cfeditoren (2025-06-30). "Mityana: Seven Candidates Target Kalwanga'S Busujju MP Seat". Uganda (in American English). Retrieved 2026-03-05.
- ↑ "Election Update: Zaake, Lukyamuzi, and NUP Make Gains as NRM Retains Key Seats :". Uganda Radionetwork (in Lungereza). Retrieved 2026-03-05.
- CS1 Lungereza-language sources (en)
- CS1 American English-language sources (en-us)
- Bannabyabufuzi mu Uganda
- Bannayuganda bannabyabufuzi
- Ababaka ba Paalamenti ya Uganda ey'ekkuminebbiri
- Ababaka mu kibiina kya National Unity Platform
- Abantu abalamu
- Ababaka ba Paalamenti ya Uganda ey'ekkumi
- Ababaka ba Paalamenti ya Uganda ey'ekkumi n'emu
- Ababaka ba Paalamenti ya Uganda ey'ekkumi n'ebbiri