David Karubanga
Endabika
David Karubanga
| Ekikula | musajja | |
|---|---|---|
| Ensi y’obutuuze | Uganda | |
| Erinnya eriweereddwa | David | |
| Ennimi z'amanyi | Lungereza | |
| Omulimu | munnabyabufuzi | |
| Ekifo ky'alimu | Omubaka wa Palamenti ya Uganda | |
David Karubanga,Munnayuganda munnabyabufuzi .Yaliko Minisita omubeezi ow’abakozi ba gavumenti mu kabineeti ya Uganda okuva 2016 okutuuka 2021 bwe yasuulibwa mu nkyukakyuka ezaaliwo mu kabineeti. Yalondebwa ku kifo ekyo nga 6 Ogwomukaaga 2016. [1] Mu kiseera kino ye mubaka we ssaza lye Kigorobya Konsityuwensi mu Disitulikiti y'e Hoima, mu Paalamenti ya Uganda ey'ekkumin'emu (2021 - 2026). [2] Yasooka kulondebwa ku kifo kino mu 2016. [3] [4]
Laba ne
[kyusa | kolera mu edit source]- Kabineeti ya Uganda
- Paalamenti ya Uganda
Ebijuliziddwa
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ https://web.archive.org/web/20161007121926/http://www.monitor.co.ug/blob/view/-/3235304/data/1345443/-/3o16hn/-/Museveni%27s+cabinet.pdf
- ↑ https://web.archive.org/web/20160527141255/http://www.parliament.go.ug/new/index.php/members-of-parliament/members-of-parliament
- ↑ https://visiblepolls.org/ug/2021-general-election/candidates/karubanga-david-7220/
- ↑ https://theyworkforyou.github.io/uganda-parliament-watch/mp/5d795867-7558-4521-9a0d-99b3e0095c99/
Amatuluba:
- Bannabyabufuzi mu Uganda
- Bannabyabufuzi
- Abantu abalamu
- Disiyulikiti ye Hoima
- Ababaka pa paalamenti ye Uganda eyekkumi
- Ababaka ba paalamenti ye Uganda eye kkuminemu
- Banabyabufuzi be kibiina kya National Resistance Movement
- Banabyabufuzi okuva mu Bugwanjuba bwa Uganda
- Ba minisita ab'akozi ba gavumenti
- Baminisita ba Uganda