Jump to content

Davis Arinaitwe

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

Davis Karashani Arinaitwe (yazaalibwa nga 20 Ogwokuna 1987) Munnayuganda eyali omuzannyi wa kuliketi era nga yali kaputeeni wa ttiimu y'eggwanga lya Uganda . Muteebi akozesa mukono ogwa ddyo bwazanya nga batsman ate nga bowler, wa sipiidi ya wakati. Emabegako yakiikirira ttiimu ya Uganda abali wansi w’emyaka 19 mu mpaka z’ensi yonna ez’abali wansi w’emyaka 19 mu 2004 ne 2006 (mu Bangladesh ne Sri Lanka). Yazaalibwa mu kibuga Mbarara. Azannyidde Uganda mu mpaka za ICC Intercontinental Cup, ICC World Cup Qualifier, ICC World Twenty20 Qualifier, ne World Cricket League. [1]

Ebijuliziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. "Davis Arinaitwe". www.cricketarchive.com. Retrieved 2010-03-01.