Jump to content

Deo Rwabiita

Bisangiddwa ku Wikipedia
Deo Rwabiita
Munnayuganda munnabyabufuzi era omukungu wa Gavumenti Kyusa Wikidata
Omuntu Kyusa Wikidata
Ekikulamusajja Kyusa Wikidata
Ensi y’o­bu­tuu­zeUganda Kyusa Wikidata
Erinnya eri­wee­redd­waDeogratious Kyusa Wikidata
Yazaa­lib­wa nga1943 Kyusa Wikidata
Olunaku lwe yafa7 Gwamukaaga(Ssebaaseka) 2017 Kyusa Wikidata
Ennimi z'amanyiLungereza Kyusa Wikidata
Omulimumunnabyabufuzi, diplomat Kyusa Wikidata
Ekifo ky'alimuOmubaka wa Palamenti ya Uganda Kyusa Wikidata
Gyeya­so­me­raUniversity of Nairobi Kyusa Wikidata

Deo K. Rwabiita (1943 – 7 Ogwomukaaga 2017) yali Munnayuganda Munnabyabufuzi era Mubaka wa gavumenti.

Rwabiita yazaalibwa mu Disitulikiti y’e Ibanda mu 1943, yasoma ebya kitunzi mu yunivasite y’e Nairobi mu Kenya. [1] Yalondebwa okuba Omumyuuka wa Minisita w’obuyambi n’okuddaabiriza abantu mu 1988 era n’ayingira ofiisi mu palamenti ya Uganda ku nkomerero y’omwaka ogwo ng’omukiise wa Ibanda. Yaweereza mu ofiisi eyo okutuusa mu 2001 era oluvannyuma n'asikirwa John Byabagambi. [2] Oluvannyuma Rwabiita yaweereza ng'omubaka wa Uganda mu Belgium, German, ne Italy. Yafa ku myaka 74 nga 7 Ogwomukaaga 2017, bwe yali mu ddwaaliro ekkulu e Kiruddu . [3]

Ebiwandiiko ebikozesebwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. http://mknewslink.com/2017/06/08/former-minister-deo-k-rwabiita-died-last-night/
  2. http://www.newvision.co.ug/new_vision/news/1455146/mp-rwabiita-passes-dead
  3. https://web.archive.org/web/20170610235720/http://www.monitor.co.ug/News/National/Ambassador-Deo-Rwabiita-died/688334-3961346-sswhdo/index.html