Jump to content

Deogratias Muganwa Byabazaire

Bisangiddwa ku Wikipedia
Deogratias Muganwa Byabazaire
Yali musaaserodooti mu ekeleziya katulika, eyaweerezaako nga omusumba w'essaza ly'abakatuliki ery'e Hoima okuva 21 Muzigo 1990 okutuuka nga 8 Mukutulansanja 2014. Yazaalibwa mu Karujubu mu Masindi mu Bunyoro nga 9-Mukulukusabitungotungo 1941. Kyusa Wikidata
Omuntu Kyusa Wikidata
Ekikulamusajja Kyusa Wikidata
Ensi y’o­bu­tuu­zeYuganda Kyusa Wikidata
Erinnya eri­wee­redd­waDeogratias Kyusa Wikidata
Yazaa­lib­wa nga9 Gwakkumi(Mukulukusabitungotungo) 1941 Kyusa Wikidata
Gy'a­zaal­waMasindi Kyusa Wikidata
Olunaku lwe yafa8 Gwakubiri (Mukutulansanja) 2014 Kyusa Wikidata
Place of deathKampala Kyusa Wikidata
Ennimi z'amanyiLungereza Kyusa Wikidata
OmulimuCatholic priest, Catholic bishop Kyusa Wikidata
Ekifo ky'alimudiocesan bishop Kyusa Wikidata
EdiiniCatholic Church Kyusa Wikidata
Con­sec­ra­torLuis Robles Díaz, Emmanuel Wamala, Albert Edward Baharagate Akiiki Kyusa Wikidata

Deogratias Muganwa Byabazaire (9 Ogwomwenda 1941 – 8 Ogwokubiri 2014), yali Faaza wa eKlezia y'Abakatoliki era nga yaweereza nga Omulalbirizi w'Obulabirizi bwe Hoima, okuva nga 21 Ogwokutaano 1990 okutuuka nga 8 Ogwokubiri 2014. [1]

Obuto bwe n’obusaselodooti

[kyusa | kolera mu edit source]

Byabazaire yazaalibwa nga 9 Ogwomwenda 1941, mu kitundu ekiyitibwa Karujubu, mu kibuga Masindi, mu Disitulikiti y’e Masindi, mu kitundu ky’e Bunyoro, mu kitundu ky'e Buggwanjuba bwa Uganda. Yatuuzibwa ku bwakabona e Hoima nga 9 Ogwomunaana 1969 era n’aweereza nga Faaza mu bulabirizi bw’e Hoima okutuusa nga 21 Ogwokutaano 1990.

Ng'Omulabirizi

[kyusa | kolera mu edit source]

Nga 21 Ogwokutaano 1990, Byabazaire yalondebwa okuba omulabirizi omuyambi mu bulabirizi bw’Abakatuliki b’e Hoima. Yatuuzibwa ku bwo bulabirizi nga 18 Ogwomunaana 1990 Ssaabalabirizi Luis Robles Díaz†, omulabirizi wa Stephaniacum, ng’ayambibwako Ssaabalabirizi Emmanuel Wamala, Ssabalabirizi w'Essaza ly’e Kampala n’Omulabirizi Albert Edward Baharagate, Omulabirizi w’e Hoima.

Nga 9 Ogwokusatu 1991, Byabazaire yasikira obulabirizi bw’essaza, oluvannyuma lw’Omulabirizi Albert Edward Baharagate okulekulira. Omulabirizi Byabazaire yafiira mu ofiisi nga 8 Ogwokubiri 2014, ku myaka 72 n’emyezi ena. Y'aziikibwa mu Lutikko e Bujumbura, mu kibuga Hoima, entebe y’obulabirizi bw’Abakatuliki e Hoima. [2]

Olukangaga lw'abalabirizi nga bwe baddiringana

[kyusa | kolera mu edit source]

Template:Succession boxTemplate:S-end

Ebijuliziddwamu

[kyusa | kolera mu edit source]

Ebijuliddwamu eby'ebweru

[kyusa | kolera mu edit source]

Lua error: Invalid configuration file.