Drake P Mirembe
Drake Patrick Mirembe Munnayuganda mukugu mu by'okukozesa kompyuta, mu by'ensoma, era nga ye muwi w'amagezi ku bya tekinologiya. Amanyiddwa olw'ebirinji byagatta ku by’okwerinda by’enkola z’amawulire, okutumbula kwa tekibologiya n'obuyiiya mu Uganda.[1] Alina PhD mu by'okwerinda mu nkola z'amawulire okuva mu yunivasite y'e Groningen mu Budaaki.
Obuto bwe n’okusoma
[kyusa | kolera mu edit source]Mirembe yafuna diguli eya PhD mu by'okwerinda mu nkola z'amawulire okuva mu yunivasite y'e Groningen mu Budaaki.
Emirimu gye
[kyusa | kolera mu edit source]Mirembe musomesa ku yunivasite y’e Makerere[2] ng’amaze emyaka egisukka mu kkumi na munaana mu by’ensoma n’amakolero.
Eby’ensoma
[kyusa | kolera mu edit source]Akola ng’omusomesa era omunoonyereza mu kitongole ky’emikutu ku yunivasite y’e Makerere, era nga y’akulira ekibiina kya Engaged Scholars Academic Network (ESCANET).[3]
Y'omu ku baatandikawo ekitongole kya Centre for Innovations and Professional Skills Development (CiPSD) ku ttendekero lya College of Computing and Information Sciences ku yunivasite y’e Makerere.[4]
Mu 2013, yatandikawo ekitongole kya Center for Innovation and Business Incubation (CIBI) ku Uganda Technology and Management University.[5]
Amakolero n’obuyiiya
[kyusa | kolera mu edit source]Mirembe yaweereza nga Maneja eyatandikawo ekitongole kya Microsoft Innovation Center Uganda, ekyategekebwa ku College of Computing and Information Sciences, ku yunivasite y'e Makerere.
Yakolako ng'omukugu mu bya tekinologiya era ng'omukulembeze mu bitongole eby'enjawulo, nga yakakata mu kutumbula tekinologiya, enkola y'ebyobusuubuzi, tekinologiya ow'amasannyalaze, enkulaakulana y'abantu, enkulaakulana y'ekitongole, obukulembeze bw'ebitongole, okukulaakulanya pulogulaamu za kompyuta, n'obuweereza bw'ebyokwerinda bya tekinologiya.
Abadde yeenyigira mu kukulaakulanya obukugu mu by’ekikugu bwa tekinologiya n’obuyiiya mu Uganda okumala emyaka egisukka mu kkumi na munaana, ng’aweereza ng’omutendesi, maneja wa pulojekiti z’omukitundu, omulungamya era omukugu mu kukola pulogulaamu za kompyuta.
Okutandikawo emirimu
[kyusa | kolera mu edit source]Mirembe omu ku baatandikawo ebitongole ebiwerako: Eight Tech Consults, gy’awereza nga omukugu ey'ebuzibwaako.[6] ne ClinicMaster International, gy’aweereza nga ssentebe w’olukiiko olufuzi.[7]
Okunoonyereza
[kyusa | kolera mu edit source]- Leveraging Social Media in Higher Education: A Case of Universities in Uganda.[8]
- Threat modeling revisited: Improving expressiveness of attack[9]
- A model for electronic money transfer for low resourced environments: M-cash[10]
- Developing and piloting a multi-channel ICT-Enabled Model to enhance University engagement with smallholder farming communities in Uganda[11]
- E-learning platforms and security mechanisms used by educational institutions in Kampala, Uganda[12]
- Design of a secure framework for the implementation of telemedicine, eHealth, and wellness services[13]
- The threat nets approach to information system security risk analysis[14]
- Enhancing agricultural knowledge sharing among smallholder farmers in Uganda: An evaluation of mobile and web technologies[15]
- A model for data management in peer-to-peer systems[16]
- Scaling trust and reputation management in cloud services[17]
Ebijuliziddwamu wabweru wa Wikipidiya
[kyusa | kolera mu edit source]Ebijuliziddwamu
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ Mirembe, Drake Patrick; Kizito, John; Tuheirwe, Doreen; Muyingi, H. N. (2008). "A model for electronic money transfer for low resourced environments: M-cash". 2008 Third International Conference on Broadband Communications, Information Technology & Biomedical Applications. IEEE: 389–393.
- ↑ "Drake Patrick Mirembe – Makerere University College of Computing & Information Sciences (CoCIS)" (in American English). Retrieved 2025-11-13.
- ↑ "ESCANET". Engaged Scholars Academic Network. Retrieved 2025-11-13.
- ↑ "CiPSD". Makerere University. Retrieved 2025-11-13.
- ↑ "CIBI". UTAMU. Retrieved 2025-11-13.
- ↑ "Eight Tech Consults". Retrieved 2025-11-13.
- ↑ "ClinicMaster International". Retrieved 2025-11-13.
- ↑ Mirembe, Drake Patrick; Lubega, Jude T.; Kibukamusoke, Martha (2019). "Leveraging Social Media in Higher Education: A Case of Universities in Uganda". European Journal of Open, Distance and E-Learning. 22 (1): 70–84.
- ↑ Mirembe, Drake Patrick; Muyeba, Maybin (2008). "Threat modeling revisited: Improving expressiveness of attack". 2008 Second UKSIM European Symposium on Computer Modeling and Simulation. IEEE: 93–98.
- ↑ Mirembe, Drake Patrick; Kizito, John; Tuheirwe, Doreen; Muyingi, H. N. (2008). "A model for electronic money transfer for low resourced environments: M-cash". 2008 Third International Conference on Broadband Communications, Information Technology & Biomedical Applications. IEEE: 389–393.
- ↑ Mirembe, Drake Patrick; Obaa, B. B.; Ebanyat, Peter (2016). "Developing and piloting a multi-channel ICT-Enabled Model to enhance University engagement with smallholder farming communities in Uganda". African Journal of Rural Development (AFJRD). 1 (1): 13–21.
- ↑ Mpirirwe, Hilda; Mirembe, Drake Patrick; Lubega, Jude; Agaba, Joab E. (2021). "E-learning platforms and security mechanisms used by educational institutions in Kampala, Uganda". International Journal of Information Technology, Communications and Convergence (in Lungereza). 4 (1): 47. doi:10.1504/IJITCC.2021.119110. ISSN 2042-3217.
- ↑ Mirembe, Drake Patrick (2006). "Design of a secure framework for the implementation of telemedicine, eHealth, and wellness services" (PDF). Google Scholar.
- ↑ Mirembe, Drake (2015). "The threat nets approach to information system security risk analysis".
{{cite journal}}: Cite journal requires|journal=(help) - ↑ Mwesigwa, E.; Tulinayo, F. P.; Mirembe, D. P. (2016). "Enhancing agricultural knowledge sharing among smallholder farmers in Uganda: An evaluation of mobile and web technologies". Regional Universities Forum for Capacity Building in Agriculture.
{{cite journal}}: Cite journal requires|journal=(help) - ↑ Otto, Francis (2007). "A model for data management in peer-to-peer systems" (PDF).
{{cite journal}}: Cite journal requires|journal=(help) - ↑ Nyabisa Oteyo, Isaac; Mirembe, Drake Patrick; Nampala, Paul (2016). "Scaling trust and reputation management in cloud services".
{{cite journal}}: Cite journal requires|journal=(help)