EBIRABO BY’OMWEGAYIRIZI

Bisangiddwa ku Wikipedia
Jump to navigation Jump to search

• Omwegayirizi alina ebirabo nga bwebilambikiddwa mu KITABO EKITUKUVU. Ebirabo biri mwenda naye buli omu aweebwa nga Katonda bw’asiima. [1 Cor. 12:1ff] Nabwekityo abegayirizi balina ebirabo okusinzira ku mirimu Katonda gy’eyakutekera tekera okukola. Olina ekirabo eky’okukkiriza, ekirabo ekyokuwonya, nebirala nga bwobisoma mu nyiriri. Oyinza okuba nga ku mwenda olinako bisatu, oba bina oba bitaano tomanya naye nkusaba osabe Omwoyo Omutukuvu wezuule omanye nga bwosobola okukozesa ebirabo Katonda byakuwadde. Bino ebirabo ssi bibyo kutereka wabula kuganyulwa omubiri gwa Kristo. Abantu bonna batunuulidde gwe okuleetawo enjawulo mu mbeera yabwe bwatyo ne Katonda naye atunuulira gwe mu kukozesa ebirabo bya kuwadde eri abantu be. Kozesa ekirabo kyo, tewetya. Amannya gange nze Kenneth Kizito nga ndi Mwegayirizi. Nsaba onkubireko ku ssimu ku +256752076796 oba +256787846995 okutegera ABEGAYIRIZI MU BAIBULI Abalala basomye Ekitambo,EKIKOLIMO,OBULOGOnebabitegeera.