EDDAGALA LY'EBIWUKA MUBIRIME OKUVA MU MIDDO

Bisangiddwa ku Wikipedia

EDDAGALA LY'EBIWUKA MUBIRIME OKUVA MU MIDDO[kyusa | edit source]

USER KITAKAPETER/SANDBOX Banange abalimi mu Uganda, mu Africa awamu ne munsi endala ebirime byaffe birunbibwa ebiwuka eby'enjawulo naye njagala okwogera nawe gwe wenna alima ebirime nga kasooli,ensujju, ebitooke, ebijanjaalo, lumonde, ebinyebwa n'ebirime ebirala.

Ensangi zinno tusanze obuzibu nti buli kintu wanno mu Uganda buli kintu kyabusere kale no nekituletera okidirira mu kulima kubanga n'edagala lyabusere naye nina esanyu okukutegeza nti osobola okulima era n'okungula bulungi nga totawanyizidwa biwuka kubanga edagala litwetolodde kumpi buli wamu.

BINNO BYEBIKA BY'EMIDDO EBISOKERWAKO[kyusa | edit source]

1. Taaba 2. Kamulali abamu bamuyita piripiri 3. Olukoni

EBYETAGISA[kyusa | edit source]

1- Containa omwokutabulira 2- Amazzi 3- Ekikopo kya tampeko 4- Akasengejja 4- Nawe omuntu

BYA KITAKA PETER 0782 404246 OBA 0754 404246 MBAZZI FARMERS ASSOCIATION