ETTAMIIRO

ETTAMIIRO Ettamiro limayiddwa nga okukozesa omwenge mu bukyamu era nga kisobola okutegeeza okunnya omwenge nekuviiramu obuzubu. Gwayawulamwa ebikka bibiri; omenge ogwesigamiddwako, n’omwenge ogwonoonebwa mu byobulamu. Ettamiro ligambibwa okubeerawo nga embeera zino ebbira n’endala zituusewo: ng’omuntu nga annywedde omwenge mu bungi okumala ebbanga eddene, nga waliwo obuzibu mu kwesala, okunywa omwenge kutwala obudde bungi era nga gwagalibwa nnyo, okugukozesa kuvaako obutatuukiriza buvunanyizibwa, ebizibu by’obulamu obwabulijjo, obuzibu mu by’obulamu, embera ey’obunkeke. Embeera ey’obunkeke etuukawo mu kuvuga nga bw’onywa obaokwegatta okutakuumidwa,n’ebirala. Okukozesa omwenge gusobola okuksa ebitundu by’omubiri byonna n’okusingira ddala obwongo, omutima, ekibumba, akawago, n’ekitundu ekikolagana n’okulwanyisa endwadde mu mubiri. Kino kisobola okuvaamu obulwadde bw’omutwe, enkuba y’omutima etali yabulijjo, okuremererwa kw’ekibumba, n’obunkeke bw’okufuna kansa. Okutwalira awamu, abakyala basikirizibwa obulabe bw’omwenge, nebizibu by’enddwade z’omutwe okusinga abasajja. Obulamu bw’ebintu ebitwetolodde n’ebyobulamu bikwataganyizdwa n’ettamiro era nga buli kitundu ku byo kileeta obunkenke. Omuntu alina omuzzadde oba muganda we ng’ali ettamiiro alina emikisa esatu ku ena okubeera omutamiivu. Mubintu by’obulamu ebitwetoolodde, mulimmu eby’obuwangwa n’ebyempisa. Okubeera n’ebirowoozo ebingi n’okuyaayana, n’omuwendo gw’essente entono ez’omwenge ky’ongera ku bunkeke. Abantu bayinza okwongera okunywako ku mwenge okusobola okwongera ku bubonero bw’okugyawo omwenge. Eddagala ly’okugyawo omwenge kuyinza okutwala emwezi okusobola okukoma. Mubyokujajaba ettamiro litwalibwa nga likola ku mubiri n’omutwe. Ebibuzibwa n’obuuzibwa n’okukebera omusaayi kuyinza okwekenenya abantu ablina ettamiro. Obubaka obwongerwako bukunganyizibwa olukakasa ekikeberebwa. Okwewala ettamiro kusoboka nga balungamya n’okukitekako ekkomo ku mwenge ogutundibwa, okwengeze omusolo gwo mwenge n’ojjanjabi obwalayisi.okujjanja kuyinza okutwala emitendera ejanjawulo. Kubanga ebizibu byobulamu bisobola okutukawo mukasera bwakugyayo, omwenge guyina okufugibwa obulungi. Engeri emujenyigirwamu eby’bujjajabi. Kino kiyinza okubera nga wawebwa ate nga olimu ddwaliro oba okumukuuma. Emuntu asigala kukitundu nga bamulubira oba okumukuuma. Ebintu ebirala ebyagazise omuntu omwenge biyinza okubuzabuza obujjanjabi. Nga omaze okuyambibwa oba ebibiina bya bantu abayamba byeyambisidwa okuyamba omuntu okudda okuva mu kunnywa. Ekibiina kyebyobulamu kigamba nti 2010 baali abantu obukadde 208 ne ttamiiro munsi yonna (4.1% kubantu ku myaka 15) .