Ebibafaako Abavubuka mu byalo mu’ enkulaakulana eya namaddala

Bisangiddwa ku Wikipedia

== Ebibafaako Abavubuka mu byalo mu’ enkulaakulana eya namaddala == youth in sustainable development villages Tulowooza nti abavubuka mu nsani zino be basinga obungi mu byalo . Okwongera okumanya ku nsonga zino mu byaalo twetaaga okumanya ebintu nga bino’

  1. Okusinzira ku katabo k’ekyalo, tulina abavubuka bameka?
  2. Abalenzi bali bameka, n’abawala bameka?
  3. Abo abaali babaddeko mu ssomero, nsonga ki eyabagaana okweyongerayo era lwaki abamu tebaasomerako ddala?
  4. Biki bye batera okukola era babikola ddi?
  5. Ku nsonga y’emirimu abavubuka abalina emirimu , be bangi oba be batono?
  6. Y’ate baluwa abasinza ebizibu, abawala oba abalenzi. Era bizibu ki ebyo?

Abavubuka betaaga okukola ebibiina by’abavubuka ra betaaga ssente , n’ abantu bayigrizibwe emirimu egy’enjawulo mu byalo. <ref:wwf/lvceep/>