Ebifa ku’bwavu n’okunonnyereza ku bibufaako mu byalo mu’ enkulaakulana eya namaddala

Bisangiddwa ku Wikipedia

== Ebifa ku’bwavu n’okunonnyereza ku bibufaako mu byalo mu’ enkulaakulana eya namaddala == poverty research in sustainable development villages Abantu nga abalimi baavu nnyo mu byalo byaffe. Okunonnyereza ku bwaavu era n’ebifa ku balimi,ate era n’okusobola okubisalira amagezi, oyinza okukungganya ebyo bye w’etaaga okumanya mu ngeri nga zino.

  1. Okisisnkana abalimi, abasubuzi, n’abatambuza ebirime ng’obuuza ebbuuzo ebitali bimu.
  2. Okweyambisa akatabo akaberamu ebifa ku kyalo okumanya omuwendo gw’abalimi.
  3. Okutalaaga ennimiro z’abantu nga wekennenya omutindo gw’ettaka awamu n’ebrime n’engeri abalimi gye bakolamu.
  4. Okukuba maapu y’ekyalo nga eraga bulungi engudo, ennimiro wamu n’obutale.
Wetegereze ensonga zino ezikwata ku balimi.
  1. Ennima y’abalimi, entunda, era n’enyingiza bifanaana?
  2. Abalimi ebirime byabwe babiguza abantu bebamu?
  3. Abalimi bonna , ebizibu byabwe bifanaana oba byawukanako?

Oluvanyuma lw’ebinonyerezeddwa ku bireetera abalimi obwaavu, Abalimi baba betaaga okuweebwa ku magezi gamba nga ku ‘misomo kw’ebyo ebizuuliddwa ku bye batalina ku kyalo. Abalimi betaaga okusaba kuyamba nga basaba obuyambi okuva ku mu bibiina eby’obulimi ate era ne Gavumenti. <ref: wwf/lvceep/>