Jump to content

Ebigendererwa (Goals)

Bisangiddwa ku Wikipedia
Ebigendererwa

Ebigendererwa (Goals)

Ebigendererwa bigambululo eby’awamu kw’ekyo ekyetaagibwa okukola ebitali byesonjovu (not specific) ebiraga wa omuntu gy’ayagala okukoma oba ki omuntu ky’ayagala okutuukako awatali kulaga ngeri ki gy’anaatukayo . Ebigendererwa bwe biba eby’okuyigiriza biwandiikibwa mu ngeri etali nambulukufu nga :

• Okuyiga • Okumanya

• Okutegeera

• Okunnyonnyoka

Ate n’ebingendererwa eby’obusuubuzi nabyo bwe bityo biba si birambulukufu bulungi era birimu:

• Okukola amagoba

• Okugaziya bizineesi

• Okugaziya akatale

Okiraba nti ebigendererwa ebyo tebiteekeddwako kipimo era si bipimifu (are not measurable).

Ebigendererwa gwe musingi okuzimbibwa enteekateeka za kawefube yenna k’aba wa kusuubula, wa bitongole, oba wa byanjigiriza.