Ebinanuuko
Endabika
Buli kintu ekinanuufu (elastic) kiyinza okwezza mu mbeera gye kibaddemu. Eky’okulabirako ye labbabbandi, etereka amasoboza mu ngeri y’emu.
Labbabbandi eyinza okuleeguulwa n’eteekebwa mu mbeera ey’okukola. Okuleeguulwa okwo kubaamu okukola era ne kwongeza amasoboza amatereke.Nga amateeka ga sayansi agavumbuddwa be gabaddewo okuva Katonda lwe yatonda ensi, egimu ku miramwa gya sayansi gye twetaaga gyekweese mu bigambo bino ebibaddewo okumala emyaka mu lulimi lwaffe oluganda:
IALI NGO yakkirizibwa omunoonyeyerezi Charles Muwanga okuweereza ebyo okuva mu nzivuunulo ze ez'enjawulo. N'awe yongerezaako Buganda ne Uganda bigende mu maaso.