Jump to content

Edward Kalungi

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

Kalungi Edward ( Yazalibwa nga 12 Ogwekkumi 1977). MunnaUganda eyali omuzannyi w'omupiira eyazannyira ttiimu y'eggwanga era nga zannyira emabega (defender) mu Uganda national football team wakati wa 1993 ne 2003 [1]

Omulimu gwe ogwa kiraabu

[kyusa | kolera mu edit source]

Kalungi yazannya omupiira gwa kiraabu mu Express FC (Uganda), [2] [3] Shinas FC mu (Oman), Hue FC e (Vietnam), Look E San FC mu (Thailand), Al-Wasl FC mu (UAE), ne Sulut United FC mu (Indonesia). [4] Yawummula mu 2010.

Obulamu bwe mu ttiimu y’eggwanga munsi yonna

[kyusa | kolera mu edit source]

Kalungi yasooka mu ttiimu ya Uganda nga 3 Omwezi gwomwenda,1993 ne Tanzania .Kalungi yateeba ggoolo ye eyasooka mu ttiimu y’eggwanga eya Uganda nga 23 Omwezi G'wokkuminagumu 2000 bwe baali bazannya ne Somalia national football team mu mpaka za 2000 CECAFA Cup. [5] [1][6]

Obulamu bwe oluvannyuma lw’okulekera awo okuzannya omupiira

[kyusa | kolera mu edit source]

Mu 2013, Edward Kalungi yalondebwa okubeera omukiise (delegate) mu Uganda Football Players Association, ekibiina ekikiriza n’okuwolereza abazannyi b’omupiira mu Uganda. [7] [8] Mu Mwezi gwekkumineebiri wa 2018, Kalungi yalondebwa ng'omukozi wa FUFA nga (Head Of Estates Manager), [9] ekitongole ekivunaanyizibwa ku by'okuzimba ebisaawe by'omupiira mu Uganda. [10]

 

Ebijuliziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]

Ebijuliziddwa wabweru wa wikipedia

[kyusa | kolera mu edit source]
  • Edward Kalungi ku mukutu gwa National-Football-Teams.com
  • Ebibalo bya ttiimu y'eggwanga ey'omupiira gw'ebigere n'ebyafaayo
  1. 1 2 Strack-Zimmermann, Benjamin. "Edward Kalungi". www.national-football-teams.com. Retrieved 21 August 2019. Cite error: Invalid <ref> tag; name "auto" defined multiple times with different content.
  2. Zziwa, Hassan Badru. "The Knowledge: Comparing the 1985 Express squad with the one of 1993". The Observer - Uganda. Archived from the original on 28 March 2023. Retrieved 21 August 2019.
  3. "When Pirates Broke Express Soul in '95 [analysis] | Uganda News Releases". Retrieved 21 August 2019.
  4. "When Pirates Broke Express Soul in '95 [analysis] | Uganda News Releases". Retrieved 21 August 2019.
  5. "Edward Kalungi". 11v11.com. Retrieved 21 August 2019.
  6. "Uganda, Ghana face off in opener". Daily Nation. Archived from the original on 17 August 2019. Retrieved 21 August 2019.
  7. "Onduparaka Saga: Fufa official tags players as 'cowards' – Zaabu Media". Archived from the original on 27 January 2022. Retrieved 21 August 2019.
  8. Editor, SHABAN LUBEGA | PML Daily Sports (28 December 2018). "Magogo lauds Government during end of year address – PML Daily". Retrieved 21 August 2019. {{cite web}}: |last= has generic name (help)
  9. Template:Cite tweet
  10. "Uganda Cranes legends Mukatabala, Kalungi recruited as FUFA staff". 27 December 2018.