Jump to content

Ekibazamukisa

Bisangiddwa ku Wikipedia
(Oleetedwa wano okuva ku Ekibazamukisa(Probability))
Ekibazamukisa

"Ekibazamukisa" era ekiyitibwa "ekibalo ky'Omukisa"(Probability, the mathematics of chance) gwe mukisa oba obusobozi nti enkintu oba ekisuubiro kinaatuukirira(kinaaberawo)Gino gy'emiramwa egyetaagisa: (a)Ekisuubiro(expectation) (b)Ekituukiriro(Event) .Kino era kiba "kituuko" (c) Kyesatuza oba Ensatuza (Dice) (d) Ekinusu (Coin) (e) Omutwe(M) n'ekikira(K)=Head and Tail (f) Ebisuubiro ebisobola okubeerawo mu kiseera kye kimu(Mutually inclusive events) (g) Ebisuubiro ebitasobola kubeerawo mu kiseera kye kimu(Mutually exclusive events) (h) ebisoboko(Possible outcomes) (i) EMK=Ekibalo ky'Omukisa

Bino bivudde eri Muwanga Charles