Jump to content

Ekibazisambira=Embazamapeesa (Abacus)

Bisangiddwa ku Wikipedia

“Embazisambira” oba "ekibazisambira"(abacus)

Ky’olina okumanya ku mbazisambira/ekibazisambira oba embazamapeesa(abacus) kwe kuba nti:

• Eno mbalanguziso(culaturator) eriko embira oba amapeesa agasengekeddwa ku kweso(frame) okukozesebwa okubala n’okubaza

• embira zibalibwa okusinziira ku muwendo gw’ekifo .

“Embazisambira”/ekibazisambira  oba “Embazamapeesa”(abacus) eyingizibwamu  obuweke obuyinza okugerageranyizibwa n’embira oba amapeesa nga gegayingidde omuli obuweke, ensonga lwaki njiyise “embazamapeesa”(Abacus) embazisambira kubanga ekozesa embira okusobozesa omuntu okubalira .Eno wansi ogiraba nga eyingiziddwamu obwefaananyirizaamu amapeesa ate era nga ziyinza okuba embira  ezikiikirira emiwendo gy’ekifo egy’enjawulo mu namba 1,504.Okuva eri Muwanga