Ekibiina kya Conservative Party (Uganda)
Template:Infobox political party The Conservative Party (CP) kibiina ky'abyabufuzi mu masekkati ga Uganda. Kikulamberwa Ken Lukyamuzi.
Ebyafaayo
[kyusa | edit source]The Conservative Party kikolanga de facto successor eriKabaka Yekka, ekibiina kya Baganda eky'eby'obufuzi ekyali eky'esimbu eri Namulondo ya Buganda era kyakolanga butereevu oluvanyuma lw'ameefuga ga Uganda.Script error: No such module "Footnotes". Kabaka Yekka n'Obwakabaka bwa Buganda bwakakibwa okwawukana mu lutalo lw'e Mengo olwa 1966. Katikkiro wa Buganda, Jehoash Mayanja Nkangi, oluvannyuma yagenda mu mawanga g'ebweru . Nga omu ku kiwawaatiro ky'abavubuka bannakibiina mu Kabaka Yekka,[1][2] Nkangi yateekateeka Conservative Party mu buwangaanguse ; era oluvannyuma , omwaka 1966 gutwalibwa okuba nga nga mwemwatongozebwa ekibiina kino.Script error: No such module "Footnotes".Wabula ate ekibiina kyatandiika okukola emirimu emitongole mu 1979Script error: No such module "Footnotes".oba 1980 nookweyongerayo.[1]
Ku musingi gwakyo , ekibiina kyagoberera amateeka geegamu nga Kabaka Yekka.Script error: No such module "Footnotes".Script error: No such module "Footnotes".[3] Mu byonna , ebigendererwa by'ekibiina byo ate tebyamanyika kiri awo .; Baafa nga kuzza ssemateeka wa Uganda n'okugabanya obuyinza mu ggwanga owa 1962 .Script error: No such module "Footnotes". Ekibiina kyatwalibwa okuba ekyagala obufuzi obw'ensikirano ,Script error: No such module "Footnotes". kubanga ebimu ku bigendererwa byakyo kwekukuuma abafuzi b'obuwangwa .Script error: No such module "Footnotes".Ng'ovudde kwebyo , tekyakakasanga bukwatane wakati waakyo n'abalangira wadde abambejja ba Buganda .Script error: No such module "Footnotes".
Ekibiina kya CP kye kimu ku bibiina ebina ebyewandiisa mu kulonda kwa 1980 , naye kyasigala sikyamaanyi i awo .Tekyalina bavujjirizi , tekyaliina siga mu palamenti nga ebibiina bya palamenti ebirala mu Uganda era tekyalina nteekateeka yakyo ya mugundu . ekituufu abakiririza mu byobuwangwa bwa Buganda basinga kwagala kwegatta Democratic Party (DP), nga bakkiriza nti ekibiina kya conservative party tekisobola kuwangula kalulu . Nga banoonya obululu 1980, bannakibiina baategeeza nti abawagizi baabwe batulugunyizibwa ekibiina ki Uganda People's Congress (UPC) ne DP.Script error: No such module "Footnotes". Ekibiina kya CP tekyawangula kifo kyonna mu kalulu 1980.[4] Mu myaka ekkumi ejaddako , CP yasigala kibiina kyabatasalawo ,ng'ate Bannayuganda bafugibwa gavumenti za bamateeka. Nga tebafudde kw'ebyo, Kangi yeeyongera okumanyika era nalondebwanga nga minisita mu gavumenti ez'enjawulo .[1][5] Mu ntandiikwa ya 1990s, ekibiina ki CP kyeyongera okuyimusa eddoboozi ly'ebigenfererwa bya Kabaka Yekka . Script error: No such module "Footnotes". Mu 1993, ekigendeererwa kya Baganda ekyokuzza Obwakabaka kyalwaddaaki ne kituukirira .Script error: No such module "Footnotes".[6] Nkangi yakola omulimu munene mu kuzza Obwakabaka .[6]
Ekibiina ki CP kyatawanyibwa okukola mu ntandiikwa 2000, olw'abagagga abaakulemberwa Nkangi,[7] n'omubaka wa Makindye West Nsubuga Nsambu .[8] Nkangi yasooka nkaanya ne bannakibiina banne abalala nga bakulembeddwamu ssabawandiisi w'ekibiina Ken Lukyamuzi mu Julayi wa 2003,[7] naye yaggibwa mu kifo kye eky'obwapulezidenti bw'ekibiina mu Novemba w'omwaka ogwo . Nsambu ne Lukyamuzi bategeeza nti Nkangi yali abafuuse wakulusegere nnyo lwa gavumenti eyali efuga eya Yoweri Museveni,nga takyafa ku ndowaooza nga bigendererwa by'ekibiina . Era Nsambu yalangirirwa nga pulezidenti eyali atereddwawo mu lifo kya Nkangi.[9] Obuvungano mu kibiina bweyongera okutuuka mu 2005, Nkangi bweyakkiriza mu lukale obukulembeze bw'ekibiina okubukwasa Lukyamuzi.[10]
Mu kulonda kwa bonna nga 23 Febwali 2006, ekibiina kyawangula ekifo 1 ku bifo 289 ebyalondebwa .
Ekibiina ki Conservative Party kyawagira Kizza Besigye mu kulonda kwa bonna okwa 2016.Script error: No such module "Footnotes". Pulezidenti Lukyamuzi yagenda ku mukolo gw'okutongoza Alliance for National Transformation mu 2019.[11] Ekibiina ki CP kyasimbawo abavuganya ku kaadi yaabwe 2 ku bubaka bwa palamenti mu kulonda kwa bonna okwa 2021,[12] naye tebawangula kifo kyonna .[13]
Endowooza
[kyusa | edit source]Ekibiina ki Conservative Partykitwalibwa okuba centre-right.Script error: No such module "Footnotes". Ekibiina kisosoowaza nnyo obuwangwa n'ennono bya ,Script error: No such module "Footnotes". era kitwalibwa okuba nga ekibiina ky'obufuzi obw'ensikiranoScript error: No such module "Footnotes".olwokuwagira abafuzi b'obwakabaka Script error: No such module "Footnotes". Kireesenga ebiteeso ku bukulembeze obw'ebitunduScript error: No such module "Footnotes".n'okusaba federal mu Uganda [9] Nga bategeeza nti eggwanga lyakolebwa abantu abeegatta okuva mu bitundu by'eggwanga eby'enjawulo.Script error: No such module "Footnotes". Endowooza eno mpolampola egenze ekwata akati mu Uganda , ebibiina ebirala ne bigikoppa ekintu ekyaleka CP nga okusuulibwa ebbali .Script error: No such module "Footnotes". Ekibiina oluvannyuma amakanda kyagazza ku bwenkanya mu bantu,Script error: No such module "Footnotes". era kyeraga nga ekirwanirira eddembe ly'abavu n'abankuseere mu byalo okuva eri abagagga n'obuli b'enguzi . Era kiwagira abantu okweyambisanga ebibira , emigga n'ennyanja ,[14]Script error: No such module "Footnotes". era kikubirizza abantu okukuuma obutonde bw'ensi.Script error: No such module "Footnotes".
- ↑ 1.0 1.1 1.2 http://www.newvision.co.ug/new_vision/news/1447776/-minister-mayanja-nkangi-dies-aged-85 Cite error: Invalid
<ref>
tag; name "vision1" defined multiple times with different content - ↑ https://en.wikipedia.org/wiki/New_Vision
- ↑ https://www.independent.co.ug/obituary-mayanja-nkangi-1931-2017/2/
- ↑ https://www.monitor.co.ug/uganda/special-reports/from-third-to-main-force-tracing-museveni-s-final-leg-to-power-3269466
- ↑ http://www.newvision.co.ug/new_vision/news/1447776/-minister-mayanja-nkangi-dies-aged-85
- ↑ 6.0 6.1 http://www.monitor.co.ug/SpecialReports/1993-Coronation--journey-that-dates-back-to-1956/688342-1934982-8xka8uz/index.html
- ↑ 7.0 7.1 https://www.newvision.co.ug/new_vision/news/1263800/cp-overcomes-factionalism
- ↑ https://www.newvision.co.ug/new_vision/news/1276007/cp-slams
- ↑ 9.0 9.1 https://www.newvision.co.ug/new_vision/news/1256182/cp-eur-nsambu-lukyamuzi-oust-nkangi Cite error: Invalid
<ref>
tag; name "vision3" defined multiple times with different content - ↑ https://ugandaradionetwork.com/story/conservative-party-mourns-mayanja-nkangi
- ↑ https://www.monitor.co.ug/News/National/Who-is-who-Gen-Muntu-s-Alliance-National-Transformation/688334-5127604-144j44iz/index.html
- ↑ https://www.independent.co.ug/2021-elections-more-than-half-of-the-parliamentary-candidates-are-independents/
- ↑ https://www.independent.co.ug/2021-elections-more-than-half-of-the-parliamentary-candidates-are-independents/
- ↑ https://www.newvision.co.ug/new_vision/news/1256182/cp-eur-nsambu-lukyamuzi-oust-nkangi