Ekibira kya Arua Central
Arua Central Forest Reserve, era kimanyikiddwa nga Barifa Forest kitundu ekikuumibwa mu Disitulikiti y'e Arua, Uganda .[1] Kikwasaganyibwa ekitongole ekivunanyizibwa ku bibira ekya National Forestry Authority (NFA). Ekifo kino (reserve) kilumbibwa abantu ab'enjawulo eb'egwanyiza saako n'okwagala okukolewo ebintu eby'enjawulo ebigenderera okumalawo ekibira kino.[2][3] Ekibira kino kyayawulwa mu 1932 nga kitudde ku bw'agaagavu bw'ettaka eliri mu yiika 236.[4]
Endagiriro w'ekisangibwa
[kyusa | edit source]Arua Central Forest Reserve kisangibwa ku bibalo bya Latitude 3.0102° N, ne Longitude 30.9274° E.[5]
Controversies
[kyusa | edit source]Ekibira kino ekya Arua Central Forest Reserve kilumbiddwa abalumbaganyi abenjawulo era abawerako. Omulundi ogumu kyakkirizibwa nti ekibira kino ky'ali kigabiddwa eri bamusiga nsimbi okusobola okufunamu embaawo.[6] Ekitongole ekivunanyizibwa ku kukuuma bibira ekya NFA ky'avaayo okulambulula n'okutegeeza abantu nti ekibira kino be baali bakivunanyizibwako saako n'okukikuuma.[7]
Laba na bino
[kyusa | edit source]Ebijuliziddwamu
[kyusa | edit source]- ↑ https://www.newvision.co.ug/articledetails/NV_122754
- ↑ https://www.monitor.co.ug/uganda/news/national/govt-private-sector-partner-to-restore-depleted-forests-3551260
- ↑ https://www.radiopacis.org/en/news/arua-residents-warned-against-deforestation
- ↑ https://chimpreports.com/part-of-arua-central-forest-reserve-licensed-for-timber-production/
- ↑ https://www.latlong.net/place/arua-northern-region-uganda-24419.html
- ↑ https://chimpreports.com/part-of-arua-central-forest-reserve-licensed-for-timber-production/
- ↑ https://www.newvision.co.ug/articledetails/NV_122754