Ekikata
Endabika


Ekikata y'entuumu y'ettaka entontono omulimi wa lumonde gy'akuŋŋaanya awamu n'asonsekamu amalagala ga lumonde olwo nno n'alinda lumode okukula asobole okweriika lumonde kawoomera. Okusonseka amalagala ga lumonde mu kikata bakuyita okubyala mu Luganda.