Ekikolimo

Bisangiddwa ku Wikipedia
Genda ku: Ndagiriro, kunoonya

Ekikolimo ye neyisa oba ekikolwa omuntu omujeemu kyayita nga ajeemedde Katonda oba nga amaze okukola obulogo. Ebikolimo bya mirundi minji bwosomako mu kitabo ekitukuvu mu kyamateeka olwokubiri 28:1 nga Katonda bwabilambikira oyo ab'amujeemedde.

Abantu bakola batya obulogo Buli kyokola ku nsi Katonda kye yagaana kibera kya muzizo mu maaso ge era oba okoze obulogo.

Ebimu ku bikolwa eby'obulogo bye bino wa'mmanga;[kyusa | edit source]
  • Okutta omuntu yena kabe mwana wo nga omusaddaka okufuna obugagga.
  • Okugenda mu Ssabo okufunayo eddagala elitaasa amaka'ago okubbibwa oba nolyeyambisa mungeri yonna.
  • Okutwala zi saddaaka ew'omusamize nga embuzi, enkoko, ente okwogera ne ba jjajja { emizimu n'emisambwa} ku bikwata ku bulamu bwo oba nga oyagala okutuusa obulabe ku muntu omulala.

Bwokola ebikolwa eby'obulogo Katonda aganya omulabe wo ekitambo okubeera n'obuyinza ku bulamu bwo nga kikufuga era nga kibonyabonya obulamu bwo.

Ebikolimo eky'obwenzi mu maka nga abawala tebafumbirwa kweggamba nga ekitambo ekyobwenzi kyabawasa oba nga abawala babafunisa embuto ate nebadibira ewaka nga teri musajja akkiriza buvunanyizibwa bwa lubuto omuwala lwafunye. osobola okutukubira ku simu +256752076796 oba +256787846995 eya INTERCESSOR Kenneth Kizito owa HOUSE OF GRACE INTERCESSIONS tukusomese EKITAMBO nengeri gyosobola okusabira obulamu bwo kikuveeko Abalala basomye OMWEGAYIRIZI YANI?