Ekikunizo

Bisangiddwa ku Wikipedia
(Oleetedwa wano okuva ku Ekikunizo (mathematical problem))

Bino byombi bikunizo: 1.Sonjola

 (i) -3 + 6
 (ii) 1/2+3/4

2. Mu kibiina mulimu abaana 35.Ku bano 15 balenzi. Zuula omuwendo gw'abawala.

Okusinziira ku Muwanga , ebyo byombi biyitibwa "bikunizo"(mathematical problems/mathematical questions).

Tobuzabuza "kikunizo" na "kakunizo"(puzzle).