Jump to content

Ekikwakkulizo (Conditional statement)

Bisangiddwa ku Wikipedia

Ekikwakkulizo nakyo kika kya kigambululo .Mu biwandiiko bye eby'enzimba y'emiramwa gya sayansi mu Luganda , sekalowooleza Muwanga agamba nti ekikwakkulizo (conditional statement) P ne Q bwe biba bigambululo, ekigambululo ekizibuwavu(compound statement) kiwandiikibwa mu mbeera :

                                   "Singa P , olwo Q"(If P then Q) 

kiyitibwa kikwakkulizo.


Weetegereze :

       Ekikwakkulizo kiva mu bigambo "ekigambululo eky'akakwakkulizo" (Conditional statement)