Jump to content

Ekisensero(Diffusion)

Bisangiddwa ku Wikipedia
Some particles are dissolved in a glass of water. At first, the particles are all near one top corner of the glass

Muwanga agamba nti ekisensero(diffusion) ky'ekibaawo mga obuzitoya(molecule) obw'ekika ekimu busensera ne bwetabulinana n'obuzitoyo obw'ekika ekirala mu bitengejjeso(fluids) .Ebitengejjeso bibaamu ebikulukusi(liquids) ne ggaasi.

Singa ogattika ggaasi bbiri , ayidolohgyeni(kitondekamazzi0 ne nayitologyeni nga obikkudde akafuluza(valve) okugattaganya ebiterekero(containers) bya ggaasi zino ebbiri, zesensera ne zetabula mu bipimo bye bimu eby'obuzitoya bw'obuziba bwa ayidologyeni bubiri n'obuziba bwa nayitologyeni bubiri mu mugattiko gwa ggaasi.

Okufaanana nga mu ggaasi ,ekitabuligano oba ekisensero kye kimu ekibaawo mu bikulukusi. Mu bikulukusi , obuzitoya(molecule) era bwetabula mu bipimo bye bimu omulundi gumu (randamly) ne bibugaana obubangirivu bwonna (the whole volume) obubganyeemu ekikulukusi , yadde nga kino tekiba ku bwanguyirivu (rapidly) bwe bumu nga mu buzitoya bwa ggaasi.

Ekisensero oba ekitabuligano oba ekibugaano (diffusion) kya mugaso nnyo mu bigenda mu maaso mu mibiri gy'ebiramu. Ebiwuzi by'emifumbi(muscle fibers) byetaaga okisigyeni abituusibwako okuyita mu kisensero/ekibugaano/ekitabuligano(diffusion) ekiva mu bitundu by'omubiri ebyetoolodde emifumbi.

Singa okisigyeni ayingira mu mifumbi aba atamala bulungi, emifumbi tegijja kufuna bulungi sigino eziva ku bwongo,