Ekitojji ky'ensirinngaannyi

Bisangiddwa ku Wikipedia

Ensirinngaannyi zirina ekitojji[kyusa | edit source]

awo nga ku mutwe kyebayita [ clitellum] era ensiringanyi bwezimaa okuwanyisiganya enkwaso, enzaazi, amaggi nga gagenda mu ekyo ekitojji. Kino nno ate nga kivako nga kyetugga nga kifuuka essonko oba ekissu kye nsiringanyi. Oluvanyuma lwa sabitti sattu amaggigavamu ensiringanyi eziwereza ddala obuwanvu bwa [2mm] milimita bbiri ate nga ziri mu langi njeru.Bwewayitawo ennaku nga nnya ate zifuuka za langi myufu eyoluberela. ‘’Otadiika otya edundiiro ly’ensiringanyi?’’ Kozesa ekidomola oba sefuliya ejamu ekdomola ky’amazzi, . Giwumulemu ebituli mu ntobo ne mu mabali gayo,. Sefuliya eno gituuze ku matafaali anna empewo esobole okuyitamu. Tekamu omusennyu mutonotno gubikke ebituli ebisooka. Tekako olubaawo ku musennyu ng;olekayo ebanga , totuusa ku sefuliya naye lwetolooze olugoye lwona olunaziyiza ensiringanyi obutafuluma. Wagulu wolubaawo ywako ettaka lya nakavundia otekeko ensiringanyi . ate era wano ogatamu ne ku ttaka eritali lya nakavundira. Esefuliya gibikeko omukeeka oba ekiwempe , otandiike okufukirira okumala ennaku nnya. Muteeke okumala ennaku kumi nga tofukirira, era agya kuleeta ebugumu. Oluvanyuma lwe nnaku ekumi, mugyeko omukeeka awole bulungi. Nakavundiira ono mutabulemu layimu [lime], okusinzira ku bunfi bwe, kilo emu etabula obugazi bwa mita emu [1 cubic metre]. eya nakavundira. ‘’ Okuliisa ensiringanyi’’ Funa akataasa ka kalimbwe w’enkoko, kayiwe ku ngulu mu sefuliya ya nakavundira , obikeko okumala sabiti emu, awo nno ensiringanyi zitandiike okulya nakavundira. Buli sabiti satu obeera otabulamu afune ku mpewo ea osobola nokusekuliramu ebisosonkole bya’amaggi birise ku nsiringanyi. Tosulamu gamba nga ebikuta by’emikyungwa, oba eniimu, omuddo, oba ennyama , bijja kutta ensiringanyi. ‘’Enimiro y’ensiringanyi ogikuuma otya?’’ Esefuliya gyolundiramu ensiringanyi togiteeka mu musana oba mu bunyogovu obuyitiridde. ‘’ Okungula otya ensiringanyi’’ Oluvannyuma lw’emyezi esatu ensiringanyi ziba zituuse okufuluuma. Sabiti eweza emyezi esatu, wagulu wa sefuliya yanakavundira tekako attaka tonotono lija kusittula ensiringanyi zidde wagulu mu sefuliya. Funa ekifo nga emezza otekeko empapula, tekako ettaka lyanakavundira elyawagulu. Ettaka eririwansi mu sefuliya lyawuzemu, erimu likozese mu nimirozo eddala lisigalewo olikozese mu kuzaalukussa ensiringanyi endala. <ref>www