Ekittabantu Ekyamaanyi mu Acholi
Endabika
Template:Infobox filmA Brilliant Genocide firimu ya biwandiiko eyafulumizibwa mu 2016 eyakolebwa kkampuni ya Atlantic Star Productions. Ekigendererwa kya firimu eno kwe kulaga ebikolwa eby’obukambwe ebyakolebwa Gavumenti ya Uganda ne Pulezidenti waayo Yoweri Museveniku bantu mu Acholi, nga beefudde abalwanyisa obujeemu obwakolebwa eggye lya Joseph Kony erya Lord’s Resistance Army (LRA). Firimu eno ekwatagana ne firimu ennyimpi ey'ebiwandiiko eya Kony 2012 eyafulumizibwa mu 2012 . Yalagibwa Ebony Butler.
Firimu eno eraga olutalo olwerabirwa olwannyonyolebwa Jan Egland ng’ekimu ku kitta bantu esinga okulagajjalirwa mu mulembe guno, era ereeta endowooza etalabika bulijjo mu firimu ezeesigamwako mu mboozi entongole.
Okusunsula mu kivvulu kya firimu
[kyusa | kolera mu edit source]- Ekivvulu kya firimu eky’ensi yonna ekya Palm Beach (7 April 2016, kyasunsulwa—Ekiwandiiko ekisinga obulungi) [1]
- Ekivvulu kya firimu eky’ensi yonna eky’abakyala ekya LA (27 March 2016, Yawangudde—Ekiwandiiko ekisinga obulungi) [2]
- Engule za Hollywood ez’ensi yonna ez’ebiwandiiko ebyetongodde (12 March 2016, Yawangudde—Ekiwandiiko ekisinga obulungi) [3]
- Ekivvulu kya firimu ekya DC Independent Film Festival (11 March 2016, ekyasooka mu nsi yonna) [4]
Laba ne
[kyusa | kolera mu edit source]Ebijuliziddwa
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ 2016 Festival. Palm Beach International Film Festival Template:Webarchive. Retrieved 2 June 2016
- ↑ 2016 Best of Fest. LA Women's International Film Festival. Retrieved 2 June 2016
- ↑ 2016 Best of Fest. LA Women's International Film Festival. Retrieved 2 June 2016
- ↑ A Brilliant Genocide. DC Independent Film Festival. Retrieved 2 June 2016