Elizabeth Lwanga
Endabika
Elizabeth Lwanga
| Ekikula | mukyala |
|---|---|
| Ensi y’obutuuze | Yuganda |
| Erinnya eriweereddwa | Elizabeth |
| Omulimu | women's rights activist |
Elizabeth Lwanga Munnayuganda omulwanirizi w’eddembe ly’obuntu era nga yaliko omukungu w’ekibiina ky’amawanga amagatte.[1]
Lwanga abaddeko nga omukiise wa UN Development Programme ( UNDP ) era omukwanaganya w’emirimu gy’enkola y’amawanga amagatte mu Kenya, ng’omumyuka wa Dayirekita w’ekitongole kya Regional Bureau for Africa, ng’omubaka wa UNDP omutuuze era omukwanaganya mu Sierra Leone ne Swaziland era nga omuddukanya w’enteekateeka ya UNDP ey’ekikula ky’abantu mu nkulaakulana e New York.[1][2][3][4]
Ebijuliziddwa
[kyusa | kolera mu edit source]- 1 2 "Elizabeth Lwanga | UN Chronicle". unchronicle.un.org. Archived from the original on 2020-08-08. Retrieved 2020-03-07.
- ↑ "ELIZABETH LWANGA : Devoted African Ambassador". Parents Magazine Africa (in American English). 2014-04-08. Retrieved 2020-03-07.Template:Dead link
- ↑ "Female journalists recognised for election coverage". Daily Monitor (in Lungereza). Retrieved 2020-03-07.
- ↑ "West African women urge greater leadership and participation in peace and security during a regional dialogue". UN Women (in Lungereza). Retrieved 2020-03-07.