Elvis Bwomono
Elvis Okello Bwomono (yazaalibwa 29 Ogwekuminogumu 1998) muzannyi wa mupiira munna Uganda era nga omupiira ogwensimbi aguzannyira mu kiraabu ya St Mirren ey'omukibinja eky'okuntikko mu gwanga lya Scotland.
Nga omuzannyi ku mutendera gwa kiraabu
[kyusa | kolera mu edit source]Tiimu zabato ne Southend United
[kyusa | kolera mu edit source]Bwomono yazaalibwa mu Uganda era n’abeerayo okutuuka ku myaka esatu. [1] Oluvannyuma Bwomomo yagenda e Bungereza mu kibuga London gye yasomera Hatch End High School . Bwomono okuzannya omupiira yakutandika mu tiimu yabato eya Queens Park Rangers, era wano weyava okwegatta oku Southend United nga aweza emyaka 14. [2]
Omupiira gwa Bwomono ogwasooka ku kiraabu ya Southend yaguzannya nga kiraabu ye ezannya Gillingham nga 29 August mu mwaka 2017 era gwaggwa kiraabu ye awanguddwa ggoolo 2-1. [3] Oluvannyuma mu mwezi Ogwekumi mu mwaks 2017 Bwomona yassa omukono ku ndagaano ye eyasooka ne ttiimu eno. [4]
Oluvanyuma lwa kiraabu ya Southend okusalwaako neddizibwa mu kibinja ekyawansi, Bwomono yagyabuulira . [5]
ÍBV
[kyusa | kolera mu edit source]Mu May wa 2022, Bwomono yeegatta ku ttiimu mu ggwanga lys Iceland eya ÍBV . [6]
Kiraabu ya St. Mirren
[kyusa | kolera mu edit source]Mu mwaka 2023 Bwomono yeegatta ku kiraabu ya Scotland eya St Mirren mu liigi yokuntikko era endagaano yajisaako omukuno mu mwezi ogwekuminebiri omwaka gwa 2023.
Ku tiimu y'eggwanga
[kyusa | kolera mu edit source]Bwomono yasooka Okuzannyira tiimu y'eggwanga Uganda mu Gwekuminogumu omwaka 2020 nga battunka ne South Sudan . [7]
| Club | Season | League | FA Cup | EFL Cup | Other | Total | ||||||
|---|---|---|---|---|---|---|---|---|---|---|---|---|
| Division | Apps | Goals | Apps | Goals | Apps | Goals | Apps | Goals | Apps | Goals | ||
| Southend United | 2017–18 | League One | 11 | 0 | 0 | 0 | 0 | 0 | 3[lower-alpha 1] | 0 | 14 | 0 |
| 2018–19 | League One | 30 | 0 | 1 | 0 | 0 | 0 | 5[lower-alpha 1] | 1 | 36 | 1 | |
| 2019–20 | League One | 34 | 1 | 1 | 0 | 2 | 0 | 2[lower-alpha 1] | 0 | 39 | 1 | |
| 2020–21 | League Two | 41 | 1 | 1 | 0 | 1 | 0 | 1[lower-alpha 1] | 0 | 44 | 1 | |
| 116 | 2 | 3 | 0 | 3 | 0 | 11 | 1 | 133 | 3 | |||
| ÍBV men's football | Besta-deild karla | 19 | 0 | 1 | 0 | 0 | 0 | 0 | 0 | 20 | 0 | |
| ÍBV men's football | Besta-deild karla | 25 | 0 | 1 | 0 | 2 | 0 | 0 | 0 | 28 | 0 | |
| 44 | 0 | 1 | 0 | 2 | 0 | 0 | 0 | 48 | 0 | |||
| St Mirren F.C. | 2023–24 | Scottish Premiership | 1 | 0 | 1 | 0 | 0 | 0 | 0 | 0 | 2 | 0 |
| Career total | 116 | 2 | 4 | 0 | 5 | 0 | 11 | 1 | 183 | 3 | ||
Ebiwandiiko ebikozesebwa
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ Phillips, Chris (29 November 2019). "In-form Southend United defender Elvis Bwomono eyes call up for Uganda". Echo. Retrieved 12 January 2020.Phillips, Chris (29 November 2019). "In-form Southend United defender Elvis Bwomono eyes call up for Uganda". Echo. Retrieved 12 January 2020.
- ↑ Phillips, Chris (30 August 2017). "Elvis Bwomono determined to build on Southend United debut". Echo. Retrieved 2 March 2018.
- ↑ https://www.southendunited.co.uk/news/2017/august/elvis-bwomonos-reaction-to-gillingham-checkatrade-defeat/
- ↑ https://www.bbc.co.uk/sport/football/41667161
- ↑ https://www.echo-news.co.uk/sport/19720806.southend-united-have-done-can-engage-elvis-bwomono/
- ↑ https://ibvsport.is/read/2022-05-11/elvis-bwomono-til-ibv
- ↑ Template:NFT playerhttps://www.national-football-teams.com/player/80346.html
- 1 2 3 4 Appearances in EFL Trophy
<ref> tags exist for a group named "lower-alpha", but no corresponding <references group="lower-alpha"/> tag was found