Elvis Sekyanzi
Elvis Sekyanzi, ng'era amanyiddwa nga Elvis Sekyanzi Wavamunno, munnayuganda omusuubuzi , mutandisi wa mirirmu era yinginiya w’amaloboozi omutendeke (qualified sound engineer . [1] Mu 2012, yayogerwako okubeera omu ku bannayuganda abasinga obagagga. [2]
Obuvo bwe n’obuyigirize
[kyusa | kolera mu edit source]Yazaalibwa mu Uganda mu 1975 . Kitaawe ye Munnayuganda omugagga (Ugandan millionaire) era omutandisi w'emirimu Gordon Wavamuno . Sekyanzi yasoma bwa yinginiya bw’amaloboozi (sound engineering) mu London School of Electronics. [3]
Bizinensi n’okusiga ensimbi
[kyusa | kolera mu edit source]Sekyanzi alina bizinensi eziwerako ezekuuusa ku by’amasanyu. N'era ye mukulu ( Director) era akulemberamu emirimu muzimu ku kkampuni za kitaawe omuli WBS Television, Wavah Water, ne Wavah FM. [1] Bizinensi z’alina mulimu Club Silk, ekifo ekisanyukirwamu (Night club) mu Bugolobi ku nkingizi za Kampala, ne Silk events, kkampuni entegesi y'ebyamasanyu ng’erina amatabi mu Uganda ne ku muliraano e Rwanda . [4] [5] Kigambibwa nti era alina Club Silk mu kibuga London ekya Bungereza. [6]
Obuzito mu by'obugagga
[kyusa | kolera mu edit source]Okusinziira ku lupapula lw'amawulire olwa New Vision, Sekyanzi yalina obugagga obuzitowa nga obukadde bw'adddoola z'Amerika munaana ( US$ 8 million ) mu 2012. [2]
Laba ne
[kyusa | kolera mu edit source]Ebijuliziddwa
[kyusa | kolera mu edit source]- Kiryowa, Ssebidde. "How I made my first million". New Vision. Kampala. Archived from the original on 2017-01-12. Retrieved 9 March 2016.
- Michael Kanaabi, and Ssebidde Kiryowa (6 January 2012). "The Deepest Pockets". New Vision. Kampala. Retrieved 9 March 2016.
- Campus Eye (23 June 2015). "10 Ugandan Billionaires That Completed Their University Degrees". Kampala: Campuseye.ug (Campus Eye). Archived from the original on 2017-12-30. Retrieved 9 March 2016.
- Mulumba, Abu-Baker (15 September 2013). "Silk Events pulls out its best at 8th anniversary". The Observer (Uganda). Kampala. Retrieved 9 March 2016.
- Vision Reporter (1 May 2010). "Elvis Sekyanzi's multi-million Rwanda deal". New Vision. Kampala. Retrieved 9 March 2016.
- "Sekyanzi opens Club Silk in London". New Vision. Kampala. 21 August 2009. Retrieved 9 March 2016.
- https://bigeye.ug/wavah-fm-sold-fufa/
Ebijulizidwa wabweru wa wikipedia
[kyusa | kolera mu edit source]- 1 2 Kiryowa, Ssebidde. "How I made my first million". Archived from the original on 2017-01-12. Retrieved 9 March 2016.
- 1 2 Michael Kanaabi, and Ssebidde Kiryowa (6 January 2012). "The Deepest Pockets". Retrieved 9 March 2016.
- ↑ Campus Eye (23 June 2015). "10 Ugandan Billionaires That Completed Their University Degrees". Campuseye.ug (Campus Eye). Archived from the original on 2017-12-30. Retrieved 9 March 2016.
- ↑ Mulumba, Abu-Baker (15 September 2013). "Silk Events pulls out its best at 8th anniversary". Retrieved 9 March 2016.
- ↑ Vision Reporter (1 May 2010). "Elvis Sekyanzi's multi-million Rwanda deal". Retrieved 9 March 2016.
- ↑ "Sekyanzi opens Club Silk in London". 21 August 2009. Retrieved 9 March 2016.