Jump to content

Embeera y'okwolekera akatyabaga(Vulnarability)

Bisangiddwa ku Wikipedia
Confrontational Vulnerability

Embeera y’obuntu ekwolekeza akatyabaga(the emotion of vulnerability)

Embeera eno ya kutya. Obugunjufu kikwata ku kumanya buvune obuyinza okuteeka abalala mu mbeera ez’obulabe oba okuleetawo embeera ey’obulabe oba okumanya engeri gy’okwataganyaamu embeera eno nga ebaddewo.

Okwolekera obuvune, obulabe , oba obuzibu kwe kubeera mu mbeera esobola okukutusaako obuzibu, obuvune oba obulabe.

Embeera ey’obulabe kintu ekibi. Ddala mu butuufu kibi , naye kiyinza okukufuula omuntu asobola okwekuuma anti baalugera nti ekizze omanyi kinyaga bitono.

Buli lwe tuyiga okubeera mu mbeera ez’obulabe (vulnerabirities) kyokka ne twekuuma , kituwa obumativu n’essanyu. Kyetaagisa omuntu okumanya n’abalabe be oba abo abakuvuganya kyokka n’osigala ng’obalimu mu mukwano yadde mu bwegendereza .

Ezimu ku mbeera ez’obulabe ze tuyigiriza abaana okwekengera mu bulamu mulimu okwekuuma abatemu, obulyolyomi, enge, effutwa , empiiga , obubenje, ababbi, abataagaliza, ne banneenonyeza byange.