Emigaso j'okuzimba faamu
Endabika
EMIGASO JOKUZIMBA FAAMU. Faamu kyekintu buli muntu akoze ku sente kyeyandi etanidde okukola kubanga oba alina okutegekera obukadde bwe era n'embera eyinza okugwaawo mu bulamu baffe obwabulijjo kale no kyamagezzi omu tegeka.
Era gino byebimu ku migaso gyayo; 1.Ebintu byona byoluunda bibeera wamu ngatebisasaanye. 2.Osobola okumanya ebisolo byo ebiriwo nebi taliiwo ku faamu . 3.Obusa oba muyite [manure] akungganira wamu ku faamu. 4.Omanya omuwendo gwebisolo byolina ku faamu yo. 5.Kikuyambako okukozesa abakozi abatonoddala kubanga oba omanyi kyewetaaga ku faamu yo. 6.Kikuyambako okukuuma ebisolobyo obutabbibwa kubanga biba munda mu faamu.