Jump to content

Emisingi gya Namba

Bisangiddwa ku Wikipedia

Mu Luganda OLuzimbiddwa Muwanga Omusingi gwa namba(number base) era oyinza okukigattika ne kifuuka "omusimba(base). Mu butuuf "omugereeso gwa namba"(number theory)gusimbira mu "ensengekera za namba"(nmber systems) ez'enjawulo , omuli: (i) Omusingi gwa namba ogwa bbiri (Number base two). Guno musimba gwa bbiri (ii) Omusingi gwa namba ogwa satu(Number base three).Guno musimba gwa satu (iii)Omusingigwa namba ogwa kkumi (Number base ten).Guno musimba gwa kkumi (iv) Omusingi gwa namba ogwa kumi na mukaaga(Number base sixteen).Guno musimba gwa kumi na mukaaga

n'emirala.

Mu "ekibalangulo ekya bulijjo"(ordinary mathematics),ababalanguzi bakozesa omusimba ogwa kumi(decimal base) nga guno gwe musingi gwa namba ogwa kumi.

Kompyuta zzo zisimbira m,u musimba gwa bbiri(base two) oluusi mu musimba ogwa kumi n'omukaaga(number base sixteen).