Jump to content

Emma Mutebi

Bisangiddwa ku Wikipedia

Kaputeeni Emma Mutebi Muvuzi wa nnyonyi ya Uganda, akola nga kapiteeni mu Uganda Airlines, kampuni ya Uganda etwala ennyonyi, ku nnyonyi ya CRJ 900, okutandika n'Ogwokuna 2019. [1]

Amangu ddala nga tannaba kwegatta ku kkampuni ya Uganda Airlines, Kaputeeni Mutebi yali mugoba w'ennyonyi ne kampuni ya Rwandair . Era emabegako yaliko Omugoba w'ennyonyi mu kkampuni ya Aircraft Leasing Services, esangibwa mu kibuga Nairobi ekya Kenya . Era yagobako ennyonyi mu kkampuni ya Jet Link, nayo esangibwa e Nairobi era n'agoba ennyonyi mu kkampuni ya DAS Air Cargo, esangibwa Entebbe mu Uganda . [1]

Ebirala by’olina okulowoozaako

[kyusa | kolera mu edit source]

Mu Gwekkumi 2019, Emma Mutebi yalondebwa Uganda Airlines, okubeera omu ku bavuzi b’ennyonyi abana mu Uganda, abaagoba ennyonyi ya CRJ900 ey’okusatu n’ey’okuna (5X–KDP ne 5X–KNP), okuva e Montreal, Canada ku lugendo lwazo olw’okuzituusa e Entebbe, Uganda, wakati wa 5 Oggwekkumi 2019 ne 7 Oggwekkumi 2019. [1] [2] [3] [4]

Ebiwandiiko ebikozesebwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. 1 2 3 https://www.softpower.ug/interview-flying-the-national-carrier-arouses-a-sense-of-pride-uganda-airlines-captain/
  2. https://www.youtube.com/watch?v=ZRndkBMjtAg
  3. https://www.independent.co.ug/new-uganda-airlines-bombardiers-land-in-netherlands/
  4. https://www.monitor.co.ug/News/National/Uganda-receives-two-more-bombardier-planes/688334-5302212-wj7obt/index.html