Emmanuel Kalyowa
Endabika
Emmanuel Kalyowa (yazaalibwa 1 omwezi Ogworubereberye 1997) Munnayuganda musambi wa mupiira ow'ekikugu era akola nga omuteebi wa ggoolo mu Express FC liigi ya Uganda premier.[1][2]
Emirimu gye mu kiraabu
[kyusa | kolera mu edit source]Kalyowa yatandika okuzannya mu Express FC, mu mwezi Ogwekkumi 2015.[3] Mu mwezi Ogwokubiri 2016, yagenda mu Lweza FC ate mu Gwomunaana 2021, yeegatta ku BUL FC okuva mu Nyamityobora FC.[4][5] Oluvannyuma yakola endagaano ne Kiyovu Sports Club mu liigi ya Rwanda.[6] Mu Gwomunaana 2024, Kalyowa yadda mu Express FC.[7]
Ebitiibwa
[kyusa | kolera mu edit source]Ekikopo kya Stanbic Uganda: 2021–22 (Omukwasi wa ggoolo asinga)[8]
Laba ne
[kyusa | kolera mu edit source]Ebijuliziddwa
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ "Emmanuel Kalyowa". Uganda Premier League - Official Website (in American English). 1996-12-25. Retrieved 2025-09-06.
- ↑ "Emmanuel Kalyowa". SOCCERDABA (in Lungereza). Retrieved 2025-09-06.
- ↑ Kiyonga, Ismael (2015-10-28). "Emma Kalyowa stars as Express go top | Uganda Premier League". Kawowo Sports (in American English). Retrieved 2025-09-06.
- ↑ Editorial, PML DAILY EDITOR | PML Daily (2021-08-19). "Tusaba, Kalyowa complete move to BUL FC". PML Daily (in American English). Retrieved 2025-09-06.
- ↑ Isabirye, David (2016-02-01). "Lweza F.C signs Kalyowa from Express F.C". Kawowo Sports (in American English). Retrieved 2025-09-06.
- ↑ "Former BUL FC goalkeeper joins Rwanda's Kiyovu". Swift Sports Uganda (in American English). 2023-07-09. Retrieved 2025-09-06.
- ↑ "Former BUL FC goalkeeper joins Express FC". Swift Sports Uganda (in American English). 2024-08-30. Retrieved 2025-09-06.
- ↑ Reporter, NewVision (2022-06-13). "BUL players sweep Uganda Cup individual awards". New Vision. Retrieved 2025-09-06.