Jump to content

Emmanuel Nchimbi

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

Emmanuel Nchimbi
omuntu
Ekikulamusajja Kyusa
Ensi y’obutuuzeTanzania Kyusa
Erinnya eriweereddwaEmmanuel Kyusa
Erinnya lya famireNchimbi Kyusa
Yazaalibwa nga24 Gwakkuminebiri(Ntenvu) 1971 Kyusa
Native languageOluswayiri Kyusa
Ennimi z'amanyiLungereza, Oluswayiri Kyusa
Omulimumunnabyabufuzi, Minisita Kyusa
Ekifo ky'alimuMember of the National Assembly of Tanzania Kyusa
GyeyasomeraMzumbe University Kyusa
Mmemba w’ekibiina ky’ebyobufuziParty of the Revolution Kyusa

Emmanuel John Nchimbi (yazaalibwa 24 Ntenvu 1971) mukungu era munnabyabufuzi mu Tanzania mu kiseera kino y'emumyuka wa Pulezidenti wa United Republic of Tanzania . [1] Yaliko Minisita w'ensonga z'omunda wakati wa 2012 ne 2013 era ng'omubaka wa Palamenti ow'ekitundu kya Songea Town okuva mu 2010 okutuuka mu 2015. [2]

Ebyafaayo n'obuyigirize

[kyusa | kolera mu edit source]

Nchimbi yasomera mu Uru ne Sangu Secondary School oluvannyuma n’agenda ku Forest Hill Secondary School e Mbeya okusoma eddaala erya nsenvuddeko. [3] Oluvannyuma lw’okutikkirwa mu yunivasite y’e Mzumbe gye yasomera dipulooma mu by’okuddukanya emirimu, yasoma diguli eyookubiri mu bbanka n’ebyensimbi, era okukkakkana y’afuna diguli eyookusatu. [4]

Ebyobufuzi bye

[kyusa | kolera mu edit source]

Nchimbi yafuuka ssentebe w’ekiwayi ky’abavubuka ekya CCM oluvannyuma lw’okwegatta ku kakiiko akafuzimu 1997. [3] Nga tannafuna kifo mu lukiiko lw’ekibuga Songea, yaliko Kaminsona wa Disitulikiti y’e Bunda okuva mu 2003 okutuuka mu 2005. [5] Oluvannyuma yaweereza mu kabineti mu bifo ebiwerako, omuli eby’ensonga z’omunda mu ggwanga, abakozi, n’ebyamawulire. [6] Mu mwaka gwa 2015 okutuuka mu 2023, yakiikirira Tanzania ng’omubaka mu Misiri n’oluvannyuma Brazil nga tannadda mu byobufuzi by’ekibiina Yalondebwa okuba omuwandiisi w’enkalakalira wa CCM mu Gatonnya 2024. [4] [7]

Mu 2025, yatongoza enteekateeka z’okunyweza ekitongole ky’eby’obuggagga bw’omu ttaka okusobola okuweereza Ebuvanjuba ne Ssemakati w'Africa. Era yeeyama okwetegereza n’okuleeta enkola n’amateeka okukuuma abalombe mu Tanzania. [8]

  1. Takwa, Esther (2026-02-26). "Nchimbi jets in Songea for the 120th commemoration of Majimaji War Heroes - Daily News" (in American English). Retrieved 2026-03-08.
  2. "Member of Parliament CV". Parliament of Tanzania. Archived from the original on 1 September 2012. Retrieved 20 February 2013.
  3. 1 2 "What next after Nchimbi lands powerful post within CCM?". The Citizen (in Lungereza). 2024-01-16. Retrieved 2026-03-08. Cite error: Invalid <ref> tag; name ":1" defined multiple times with different content.
  4. 1 2 "Who is Dr. Emmanuel Nchimbi, President Samia's Running Mate?". Mwanzo TV (in American English). 2025-08-28. Retrieved 2026-02-20. Cite error: Invalid <ref> tag; name ":0" defined multiple times with different content.
  5. MediaWireExpress (2025-01-20). "Samia names Dr Nchimbi as running mate for 2025 elections". Media Wire Express (in American English). Retrieved 2026-03-08.
  6. Streamline. "Emmanuel John Nchimbi - Vice President of Tanzania". Streamline (in Lungereza). Retrieved 2026-03-08.
  7. "Emmanuel Nchimbi: Why His Selection as Samia's 2025 Running Mate Matters - The Chanzo" (in British English). 2025-01-20. Retrieved 2026-02-20.
  8. Mlacha, Halima (2025-09-08). "Tanzania: TZ to Build Regional Mineral Hub - - Nchimbi". Tanzania Daily News (in Lungereza). Retrieved 2026-03-08.