Endaga

Bisangiddwa ku Wikipedia
(Oleetedwa wano okuva ku Endaga(math index, Light spectrum))

IALI NGO has been authorized by terminologist Charles Muwanga to post this article on Luganda Wikipedia for free public consumption.

"Endaga"

  (math index, light spectrum)

Mu sessomo ly'ekibalangulo "endaga" eba namba waggulu w'akalandira eraga omulandira gwa namba.

Akawango akasookeso "endaga-" kakozesebwa okutondekawo(to create) emiramwa egy'enjawulo nga

  (i)  " endaga y'ekitangaala(Light spectrum)
  (ii)  Endaga ya kkala za Musoke(Rainbow spectrum)
  (iii) Endaga y'eggabo ly'enkuba (Rainbow spectrum)
  (iv)  Endagamuwendo(digit)
  (iv)   Endagakintu(element)
   (v)  Endagakintu ey'enkyusabuziba(Chemical element)
   (vii) Endagabigambo (Thesaurus) 
   (viii)Endagabungi (Quantity, quantitative)
   (ix) Kalonda w'Endagabungi ow'Omutindo (Qualitative data)
    (x) kalonda w'endagabungi (Quantitative data)
    (xi) Endagakifo(Position spectrum)
    (xii)Ensengekera y'endagakifo(Geographical Positioning System), GPS)
    (xiii) Namba z'endagakifo (ordinal numbers)