Jump to content

Enkwa Emmyukirivu

Bisangiddwa ku Wikipedia

Enkwa Emmyukirivu

[kyusa | edit source]
A Tick

‘’Enkwa Emmyukirivu’’Eno enkwa bebeera mmyukirivu era y’ereeta omusujja ogw’amakebe ECF, nga guno guleetera ente ebbugumu ery’amannyi mu mubiri n’okuzimba ensanjabavu, era ebiseera ebimu ente singa tejjanjabibwa mangu eyinza okuffa. Bw’ebeera ejjanjabiddwa ebiseera ebisinga ssente ezigijjanjaba ziyinza okusinga ezigivaamu ng’etundiddwa, anti amata geesala bw’eba ng’ebadde ekamwa. <ref:wwf/lvceep/>