Enkyusibwo
Endabika
Enkyusibwo(variable) era eyitibwa entamanyika kubanga eno eba nnukuta etamanyiddwa muwendo. Namba yo eba emanyiddwa omuwendo gwayo.
Lwaki tugiyize nkyusibwo lwa kuba nti singa omuwendo ogulina okubeera mu kifo ekyo guzuulibwa, ennukuta eno eba ekyusibwa ne waddawo namba.Oyinza okugamba nti enkyusibwo eba "nkuumakifo".Ekyokulabirako. Mu mweyoleko ogwa nakyenkanyampuyi:
(i)7xn =28 , "n" eba nkyusibwo(variable) (ii) a + 3= 10 , "a" y'enkyusibwo
Mu (i) ne (ii) , waggulu ,7, 28, ne 3 ziyitibwa "entakyuka"(constants)