Ennkulaakulanna

Bisangiddwa ku Wikipedia
Jump to navigation Jump to search

==Ennkulaakulanna==Mu kusoma okugendereera okuleeta enkulaakulana eyannamaddala Mu kusoma okugendereera okuleeta enkulaakulana eyannamaddala, tutunulira nnyo ku nsibuko y’ Ennkulakulana eya nnamaddala. Bwettujukira ebyayitta, osobola okugamba nti endowooza eno ey’ennkulakulana eya nnamaddala eviira ddala ku ssematalo owokubbiri ngayakagwa . Kyazuulibwa nti amawanga gano agaali mu ntalo zino gakosebwa nnyo obwavvu n’enjala. Kino nno kyaleetera abakungu b’A mawanga amagatte mu nsi yonna,okutuuza nekiiko ezitali zimu ,okusala amagez ku ngeri ki obuzibu bunno gyebuyinza okuvunikibwa. Watandiikibwawo ebiwayi byensi yonna ebyenjawulo okutandiika okwekkenennya n’ikuzuula engeri gyebayinza okwanganga era nokuvunuka ebizibu bino. Ebimu ku biwayi bino, mwe mwali kyebayitta “ Inernational Monetary Fund(IMF) nekirala kyebayita World Bank Group(WBG) byonna nga bigendereera okuyamba okwanganga obuzzibu bwo’bwavvu n’ebbula ly'emmere mu nsi yonna. <ref:wwf/lvceep/>