Ennyambala mu Buganda

Bisangiddwa ku Wikipedia

Mu Buganda enyambala kintu kikulu nnyo ekiweesa omuntu yenna ekitiibwa era abantu bayambala n'ebaggumira. Abakyala bambala Gomesi ate abaami ne bambala amakanzu. ate ekyambalo ekimanyikiddwa ekirala lwe lubugo era nga kye kyambalo eky'obuwangwa ekitongole mu Buganda.