Jump to content

Enock Nyongore

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

Enock Nyongore
omuntu
Ekikulamusajja Kyusa
Ensi y’obutuuzeYuganda Kyusa
Yazaalibwa nga25 Gwamwenda(Mutunda) 1973 Kyusa
Omulimumunnabyabufuzi Kyusa

Enock Nyongore (yazaalibwa mu gwamwenda nga 25 1973), Munnayuganda, munabyabufuzi era awereza ng'omubaka mu palamenti ya Uganda . [1]

Nga tannayingira byabufuzi, yali musomesa. Nyongore yaliko omwogezi wa Disitulikiti y’e Nakaseke okuva mu 2011 okutuuka mu 2016. Era yeesimbawo ku bwa ssentebe bwa town council y'e Ngoma, naye nawangulwa. Kati, yadda mu by'obufuzi oluvanyuma lw’okwawulamu essaza ly’e Nakaseke, eryali likiikirirwa Hajjati Bumba mu palamenti. Nyongore yalondebwa okukiika mu palamenti ey'omulundi ogwa 11 mu kulonda kwa Uganda okwa 2021 . [2] [3]

Ebiwandiiko ebikozeseddwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. "Members of Parliament | Parliament". mpsdb.parliament.go.ug. Retrieved 2025-02-06.
  2. Reporter, Independent (2020-10-19). "Farmers plight tops Nakaseke unopposed candidate's agenda". The Independent Uganda (in American English). Retrieved 2025-02-06.
  3. Taaka, Conslata (2024-09-13). "Frustration grows over delayed Luweero-Butalangu road project". Nilepost News (in Lungereza). Retrieved 2025-02-06.