Jump to content

Enock Walusimbi

Bisangiddwa ku Wikipedia

Enock Walusimbi (yazaalibwa nga 12 Ogwekkuminoogumu 1998) muzannyi wa mupiira era Munnayuganda, azannya ng'omuzibizi wa kiraabu y'omupiira eya Uganda Revenue Authority ne ttiimu y'eggwanga eya Uganda .

Emirimu gya kiraabu

[kyusa | kolera mu edit source]

Walusimbi yazaalibwa mu Kampala .

Oluvannyuma lw’okuzannyira Shafranto ne Nansana United, Walusimbi yazannyira Bright Stars wakati wa 2016 ne 2020.[1] Walusimbi yakola endagaano ya myaka ebiri ne Express FC mu mwezi Ogwomwenda mu mwaka gwa 2020,[2] era n’akwasibwa obwa kapiteeni bwa kiraabu nga sizoni ya 2020–21 tennatandika.[3] Yawangula liigi ya Uganda Premier mu sizoni ye eyasooka ne Express.

Mu biseera Ssama ( Summer) mu 2022, kyategeezebwa nti Walusimbi yali akoze okugezesebwa ku kiraabu ya Scotland ey'ekibinja kya babinnywera eya Dundee United..[4] Walusimbi yakola endagaano ne kiraabu ya Peterhead eya Liigi esooka eya Scotland mu Gwomwenda mu mwaka gwa 2022.[5][6] Yazannyira kiraabu emipiira gya liigi mukaaga [7] bwebaali tebannamuta ku nkomerero ya sizoni.[8] Walusimbi yakomawo mu mupiira gwa Uganda, n'akola endagaano ya myaka ebiri ne Uganda Revenue Authority nga 31 Ogwomusanvu 2023.[9][10]

Omupiira wabweru w'eggwanga

[kyusa | kolera mu edit source]

Engeri gyeyali yaliko kapiteeni wa ttiimu ya Uganda ey’abali wansi w’emyaka 23, yazannyira Uganda omupiira gwe ogwasooka nga 29 Ogwomunaana 2021 mu mupiira gw’omukwano gwe yakubwa Ethiopia ggoolo 2-1.[11]

Ebibalo by'enzannya z'emipiira gye

[kyusa | kolera mu edit source]

Sizoni ya 2022-23 weyaggwerako

Enzannya ne ggoolo okusinziira ku kiraabu, sizoni n’empaka
Kiraabu Sizoni Liigi Ekikopo ky'eggwanga Ekikopo kya Liigi Ebirala Omugatte
Division Apps Ggoolo Apps Ggoolo Apps Ggoolo Apps Ggoolo Apps Ggoolo
Peterhead 2022–23 Liigi ya Scotland eyasooka 6 0 1 0 0 0 0 0 7 0
Omugatte 4 0 1 0 0 0 0 0 7 0

Ku ttiimu y'eggwanga

[kyusa | kolera mu edit source]

[12]Ku mipiira ejazanyibwa nga 27 omwezi Ogwolubereberye mu mwaka gwa 2022

Endabika ne ggoolo okusinziira ku ttiimu y’eggwanga n’omwaka
Ttiimu y'eggwanga Omwaka Apps Ggoolo
Uganda 2021 5 0
2022. 2022 4 0
Omugatte 9 0

Ebijuliziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. ↑ "Former Uganda Cranes captain Ssekagya was a big inspiration to my football career, says Enock Walusimbi"
  2. ↑ Mabuka, Dennis (28 September 2020). "Bbosa explains why Express FC signed Walusimbi from Bright Stars FC". Goal.com. Retrieved 16 November 2022.
  3. ↑ Mabuka, Dennis (6 October 2020). "Bbosa confirms Enock Walusimbi as new Express FC captain". Goal.com. Retrieved 16 November 2022.
  4. ↑ "Anaku, Walusimbi in United Kingdom for Trials". 18 July 2022. Retrieved 16 November 2022.
  5. ↑ "Welcome to Peterhead". Peterhead FC. 3 September 2022. Retrieved 3 September 2022.
  6. ↑ Shanks, Ciaran (4 September 2022). "Peterhead squad bolstered with signing of international defender". AberdeenLive. Retrieved 16 November 2022.
  7. ↑ Template:Soccerbase season
  8. ↑ "Balmoor Bulletin #12". Peterhead F.C. 12 May 2023. Retrieved 7 April 2024.
  9. ↑ Kiyonga, Ismael (31 July 2023). "Former Express FC Captain Walusimbi signs for URA". Kawowo Sports. Retrieved 7 April 2024.
  10. ↑ Damba, Allan (31 July 2023). "From Scotland, Enock Walusimbi is a Tax Collector". Pulse Sports Uganda. Archived from the original on 7 April 2024. Retrieved 7 April 2024.
  11. ↑ Isabirye, David (30 August 2021). "Uganda Cranes debutant Walusimbi yearns for longevity on national team". Kawowo Sports. Retrieved 16 November 2022.
  12. ↑ Cite error: Invalid <ref> tag; no text was provided for refs named "nft".

Ebijuliziddwa wabweru wa Wikipedia

[kyusa | kolera mu edit source]