Ensengekera (System)

Bisangiddwa ku Wikipedia

Okusinziira ku Muwanga Charles, tewali lulimi lukuze olutalina mulamwa gutunuulira ebintu nga "systems".

Ensengekera(System) kivudde mu kugattika ebigambo by'Oluganda "ensengeka eyemalirira"(sustaining arrangement). Omuganda ow'omulembe guno kati atunuulira ekintu n'ebitundu ebyenjawulo ebikizimba oba ebikibezaawo nga akozesa omulamwa "ensengekera"(system).Tusobola okwogera ku :

(i)Mubiri gw'ekiramu nga ensengekera(the body of a living thing as a system) (ii)Ennyanguyirizi nga ensengekera( a machine as a system) (iii)Ekitondekamaanyi ng'ensengekera(an engine as a system) (iv) Ebitundu by'Omubiri nga ensengekera(the body parts as systems):

   (a)Ensengekera y'Obusimu (the nervous system)
   (b)Ensengekera y'Emifumbi(the muscle system)


Lindirira ekiddako ku muko guno !