Ensibuko y'Ebikula(the origin of species)

Bisangiddwa ku Wikipedia

Okusinziira ku kakensa Charles Darwin, ebikula(species)byonna birina obujajja obwa wamu(common ancestry). Agamba nti obulamu bwasibuka mu bikyusabuziba(chemical reactions) ebyaali bigenda mu maaso mu byazi oba mu njazi emyaka egyedda ennyo.

Darwin agamba nto obulamu buzze bwerongoosereza okuva mu bulamu obusirikitu obw'omutendera ogwa wansi ennyo era ne bugenda nga bweyawuzaamu okufuuka obulamu obw'enjawulo obuli eyo mu nkumi n'enkumi ku Nsi.

Agamba nti obutonde era buzze bwelondobamu , ekintu ky'ayita "okwelondobamu okw'obutonde"(natural selection) nga "ekikula ekinafu bisaanawo"(the weaker species dies out). Okiraba nti ekikula ekinafu kisaanawo. Wano africa yonna, omuli Misiri, Libya, Morocco, Algeria, Tunisia lyonna lyali ttaka lya baddugavu naye eddungu bwe lyagenda lirya abaddugavu nga baddukayo okudda wansi .Kino kyajjawo lwa kuba abaddugavu balemwa "okufuga obutonde"(taming nature) abawalabbu bbo ne bajja ne batandikawo tekinologiya ow'okufukiria ebimera ekibasobosezza okuyitimuka mu ddungu ffe abaddugavu lye twadduka. kati bagagga ba mafuta.