Ensolo Lubbira
Appearance
(Oleetedwa wano okuva ku Ensolo Lubbira(Amphibians))
“Lubbira” zirina ebisonjozo bino:
- Bisinziira ku mazzi okwezaala
- Zibeera kumpi n’awali semazzi(water bodies) nga emyala , emigga, ennyanja, entobazi
- Birina olususu oba oluliba olugonda, olubisi , oluyingiza amazzi obulungi , ekizisobozesa okuwangaalira mu mbeera ey’obubisi
Bivudde mu Kitabo "Essomabiramu"(Biology) ekya Muwanga