Entababiramu (Biomes)

Bisangiddwa ku Wikipedia
Genda ku: Ndagiriro, kunoonya
Gtk-find-and-replace.svg
IALI NGO has been authorised by terminologist Muwanga Charles
to post this article from his Luganda Scientific works on Luganda Wikipedia for free Public Consumption.
Gtk-find-and-replace.svg

Entababiramu (Biomes)

Entababiramu kye ki?

Entababiramu ziba nsengekera za ntababutonde omusangibwa ebiwangaaliro (habitats) eby’enjawulo. Entababiramu kitwaliramu embeera z’enkulungo y’ensi ez’ebimera, ensolo, n’obulamu obulala bwonna obusangibwa mu ttaka.

Ensi ntababiramu emu ennene erimu entababiramu ez’enjawulo entono omuli :

  • Ettale (Grasslands)
  • Amalungu (Deserts)
  • Ebibira by’Obusekkati (Equatorial forests)
  • Kinnyogoga (tundra)

N’endala