Jump to content

Entabaganya y'abayivu(Academia)

Bisangiddwa ku Wikipedia

Template:Muwanga Charles

abayivu

"Entabaganya y'abayivu"(Academia, society of the learned felloows)


Entabaganya oba entababuvo y'abayivu(academia) kitwaliramu  n’abanoonyerezi (researchers)abali ku mutendera gw’okunoonyereza n’ebyengugiriza ebya  waggulu mu bayivuwavu(intellectuals). 

Ate era waliwo n’entabaganya z’abayivu(academic/learned societies ) ezitandika ng’obubondo bw’abayivu(academics) abakolera awamu .Obubondo buyinza okutandika mu ngeri etali ntongole naye oluvannyuma bw’etereeza era ne bwewandiisa mu nkola y’amateeka. "Entabaganya y'abayivu" kitera okutwalibwa ng’ekirimu sessomo(disciplines) ate nga buli sessomo lirimu amasomo(sub-fields of study) ag’enjawulo. Buli sessomo ezze eyabuluzibwaamu amasomo aga wansi ameetengerevu ag’enjawulo amalala manji. Kyokka waliwo okunoonyeleza okukolebwa nga kugatta sessomo ez’enjawulo mu kakyo kano.