Enyanjula y’Entobazi
Endabika

==Enyanjula y’Entobazi== Swamps
Emirimu gy’entobazzi gisobola okugabanyizibwamu egyo egy’obutonde, kwe kugamba nt egyandibaddewo ng’omuntu talina kyakozeeko, okugeza ng’ebramu n’embeera ebyebunguludde, n’egyo egireetebwawo ebyo abantu bye bakola , gamba ng’emirimu gy’abantu n’ebyenfuna byaabwe.
Mu’ teeka elifuga entobazi ate lyo Eteeka lino lyabagibwa minisitule evunanyizjbwa ku’butonde bwensi nga ligamba bweliti.. ‘’Enyanjula’’ Entobazi tuzingiramu ebidibba, emigga, ebiibira, enyanja,era nga bino byamugaso nnyo. Abantu abasinga beyunye nnyo entobazi olw’emigaso emingi zebiyina era nga abantu abamu bakozesa entobazi zino kubanga basobola okujjamu ebintu ebisoobola okuzimba, ebintu ebisoobola okukozesebwa mu kuluka nga enjulu eziruka ebibbo, ensansa eziruka emikeeka, ebitoogo ebiruka ebiwempe, n’ebintu ebirala bingi ebiyinza okukolebwa mu bintu ebisangibwa mu’ntobazi. <ref:lvceep/>