Enzimbulukusa(Microscope)
Endabika

Bannasaynsi baakizuula nti waaliwo obulamu bungi , obumu nga buleeta endwadde nnyingi, bwe twali tutasobola kulaba na liiso eriri obukunya. Kino baakituukako oluvannyuma lw'okuvumbula enzimbulukusa(microscope).
Enzimbulukusa=Ennyanguyirizi ezimbulukusa obusirikitu(a machine or device that enlarges or magnifies tiny or minute objects and life forms).Waliwo n'ennengeza(telescope) , eno nga yo esika n'ekulengeza ebiri ewala ennyo mu bwengula.
Bivudde eri Muwanga Charles