Jump to content

Essomakumanya(Epistimology)

Bisangiddwa ku Wikipedia

Okusinziira ku Muwanga mu Kitabo kye "Essomabibuuzo"(Philosophy), "essomakumanya"(Epistimology) ), ttabi lya Ssomabibuuzo, eribuuza ku kumanya(knowledge).Laba na bino:

Amatabi ga essomabibuuzo ataano galimu:

(i) Essomakubaawo (Metaphysics) . Lino ssomo lya bibuuzo ku kuba( Existence).Libuuza :Ki ekiriwo ?

(ii) Essomakumanya (Epistemology). Lino ssomo lya bibuuzo ku kumanya( Knowledge).Libuuza 'Omanya otya nti omanyi ?

(iii)Essomampisa(Ethics).Lino ssomo lya bibuuzo ku mpisa.Libuuza .Nkola ki oba nkole ntya ?

(iv)Essomabyabufuzi (Politics). Lino ssomo lya kuwaliriza bikolrwa.Libuuza :Ki ekikkiriibwa okukola ?

((v)Essomabirungi(Esthetics) . Lino ssomo eribuuza k ekitondekabirungi ( Art).

Muwanga agamba nti esomakumanya libuuza omanya otya oba omanya otya nti omanyi?

(a)Okwatako

(b) Olegako

(c)Owunyako

(d)Olabako n'amaaso go gennyini

(e)Owulira n'amatu go